Wendi – Bobi Wine (2005)

About

Released: 2005
Album: Wendi
Artist: Bobi Wine

Lyrics

Yeee, era
Dang! Bang!Yeee, eraDang! Bang!
Mpise mu biwonvu na miggaOkulabikako nga nange omuntuEnnaku gyendabye mu nsi tetendwaNaye kutoba nyo nange mbewoOmulimu gwesikoze teguliyoWade nga emyaka jikyali mivubukaBanange bangi nabala bajja eraNe mbakwatako nabo baveyoKati be banfudde emboozi buli gyempitaBuli kalungi ke nfuna kabanyizaOyo gwolya naye enkejje enkalirireDduma bikulu lyafula erinnya lyoNze ekiisa kyenakoleranga banangeY’empalana gyendiko katiAte wewunye asingira ddala okuba obubiYasinga n’okujjerega
Naye nze wendi, ehMukama yampa, halloEbe nuggu bangi, ehNaye sifayo, halloMbagambye wendi, ehAte sigenda, halloMukomye ebigambo, ehMuve ku bantu, hallo
Yeah-yeah!Buli omu aba n’omukisa gweMu bulamu ogugwo si gwe gwangeAte, buli alya ku ntuyo zeAtakozze n’okulya gwe tolireBalemwa otunulira byetwakolaNe badda otunulira byetwalemwaBalemwa otunulira betwajjunaNe badda otunulira betwasobyaLaba! Bw’oba obubi tewali akulabaOlutereramu nebakulaba bubiBwotambuza ebigere nga basekaBwovuga akamotoka nti weragaBalinga abasanyukira amaziga gangeBuli bwembonabona ge masanyu gabweBafubye nyo okulaba nga nemwa ensi enoWade nga sirina musango
Naye nze wendi, ehMukama yampa, halloEbe nuggu bangi, ehNaye sifayo, halloMbagambye wendi, ehAte sigenda, halloMukomye ebigambo, ehMuve ku bantu, hallo
Nze mundeke mbewo maamaNayita wala okuba bwentiNze sibbanga muntu wade omuBuli kyendya kya ntuyo zangeNajja city nfube mpangeBwebirigana nzire e GombaMwe abe nnugu mbalangiddeMuve ku bantu mukole ebyamwe (uh!)Simanyi nze ebe nnugu lwaki tebanvakoBakole ebibakwatakoNkola ebirungi, mutwalo tebajjukiraEbibi tebelabiraNze naye sigitya nyo, eya ntonda ayinzaKubanga gwenesigaOlaba ne ebulaya, ebe nnugu nfafaNaye ate wano!
Naye nze wendi, ehMukama yampa, halloEbe nuggu bangi, ehNaye sifayo, halloMbagambye wendi, ehAte sigenda, halloMukomye ebigambo, ehMuve ku bantu, hallo
Eh Dream Studio ebewo (eh)Eddy Yawe abewo (hallo)Tony Houls abewo (eh)Ne Wash abewo (hallo)Bebe Cool abewo (eh)Ne chamili abewo (hallo)Ba Eagles babewo (eh)Tebalina musango (hallo)Fire Base ebewo (eh)Butcher Man abewo (hallo)Oh, Wetha Man abewo (eh)Wade nga yavawo (hallo)Aba Taxi babewo (eh)Ne ba Boda babewo (hallo)Chairman Nyanzi (eh)Naye abewo (hallo)Chris Ruga abewo (eh)Ne Kazoora abewo (hallo)Ba DJ babewo (eh)Ne Ndawusi abewo (hallo)Nana ne Tanda babewo (eh)Ne Parrot abewo
(Visited 15 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

9 − 6 =

<