Tuliyambala Engule – Bobi Wine, Nubian Li, King Saha, Pr. Wilson Bugembe, Dr. Hilderman, Irene Namatovu, Irene Ntale (2019)

Lyrics

Olutalo nga luweddeTuliyambala engule,Tuliyambala engule,Tuliyambala engule,Olutalo nga luweddeTuliyambala enguleTulivimba mu Uganda empya.Neva, neva and neva againShall it beThat this beautiful nationWill again experienceThe oppressionOf oneBy anotherAnd bear the indignityOf being the scum of the worldYaga yaga yaga yaga ohhOlutalo nga luweddeTuliyambala enguleTuliyambala enguleTuliyambala enguleOlutalo nga luweddeTuliyambala enguleTulivimba mu Uganda empya.(Tuliyambla)Tuliyambala(tuliyambala)TuliyambalaEngule zimasamasaOlutalo nga luweddeTuliyambala enguleTulivimba mu Uganda empya(Obusosoze)Obusosoze nga buweddeTuliyambala enguleNe nguzi nga eweddeTuliyambala enguleNe’kibba ttaka nga kiweddeTuliyambala enguleTulivimba mu Uganda empya.(Tear gas)Tear gas ng’aweddeTuliyamabala enguleObwa nakyemalira nga buwedde tuliyambla enguleObukenuzi nga bugenzeTuliyambala enguleTulivimba mu Uganda empya.Tuliyambala ×5Engul’ezimasamasa(Ezimasamasa)Olutalo nga luweddeTuliyambala enguleTulivimba mu Uganda empya.Obuyinza mu mikono jy’abantuEyo y’ensi ensuubizeTuliba nga tebakyatufugisa mmunduMu nsi ensuubizeMuggwanga ery’amazimaN’obwenkanyaEyo y’ensi ensuubizeTulinyumira Uganda enoKale nno ffuna endaga muntuOsobole okwebereramuN’okukyusa ebikunyigaAgo amanyi tugalinaEraPeople power ng’ewanguddeTuliyambala enguleTulinyumirwa Uganda empya(…)Omusolo nga gukeendeddeTuliyambala enguleAbalimi nga bafunye akatale tuliyambala enguleNga munsi yo olina eddembe tuliyambala enguleTulivimba mu Uganda empya.Amalwaliro nga gatereddeTuliyambala enguleNga tetukyafa nga tuzaalaTuliyambala enguleNga buli kikyamu kitereddeTuliyambala enguleTulivimba mu Uganda empya.Mukozese mirembe temurwana tuliyambala enguleMwenna muli baana ba Ruhanga tuliyambala enguleBanauganda tuli balugandaTuliyambala enguleTulinyumirwa Uganda eyoooTuliyambala ×4 engule zimasasa (ezimasamasa)Olutalo nga luweddeTuliyambla enguleTulivimba mu Uganda empya.
(Visited 16 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

3 × five =

<