Singa – Bobi Wine (2008)

Lyrics

Waliwo wembela awo
Nga sikulabako olwo
Mumutima ne nyolwa
Olwo nenkuyiyiza obuyimba
Obwokumukumu naye
Neza studio nezibulaa
Ngyagala nkuyimbile akayimba
Ako mukwano akanyuma
Bakakubenga neku radio
Oh eh nga newoba olye eyo nga

Tondabakooo otekako butesiii
Ngyagala nyo nkutambuzeko
Mubifo ebye beyii lwakubanga sente zibula
Oh mukwano nandibade mbikutusako
Lwakuba nga sente zibulaaaa
Naye mukwano

Singa nze museveni
Nandifuzenga nawe muntebe
Madamu
Singa yenze
Ssabasajja
Kabaka
Nandikuwade mailo yetaka
Mukibuga
Singaaaa nze
Sudhir omugagaa
Nandikunaziza nga sente
Singa nalina amanyi
Nandibuse mubanga
Nenkunogelayo emunyenye
Emu oba omwezi
Naye mukwano ah ahah
Ah mpulila bubi
Walai. Mpulila nga
Agudemu akazole
Eh wulila gwe
Ah ah ngyagala nkuwe bulikalungi
Koyoya nfube nkalete
Eyo enkoko ngyagala nogilya ne
Beer ngyagala nomunwa kyovolaba
Nga nfilawo nzinonye
Omulungi ngyagala onyumilwe
Nga nange wengalya
Buli kyenkola nkola kikyo
Malaika
Kati gwe ngyagala onyumilwe
Nemotoka ovuge naye nkutambuliza
Ku boda bambi
Ngyagala nkutwaleko mu
Africana olabe ku ragga dee
Olabe ne juliana nga ayimba
Ngeno bi chips bwoyoya nga
Nange bwengula
Okakase nti bambi nkwagala
Babieeee
Silina sente
Silina motoka
Naye mpulila nkwagala
Silina nyumba
Silina byabugaga munsiiiiii
Naye mpulila nkwagala
Nandiba securiko nenkukuma
Kuba ne landlord wange
Nelwe sisuzeyo alubala
Wabula ngonze walalalalal
Munyambe
Ngyagala omwana ono
Newemba mu ghetto
Newemba ntambula buli
Wemba wona
Ndowoza mwana ono
Eh nze mpulila ngyakilila
Ngyugumila ndibilila ngendelela omukwano
Gwo gunsinziza amanyi owo
Mukwano ah ah ah mpulila bubi
Walai mpulila nga agudemu akazole eh
Nze mpulila ngyakilila ngyugumila
Ndibilila ngendelela omukwano gwo gunsinziza amanyi
Naye
Singa nze museveni
Nandifuzenga nawe muntebe
Madamu
Nze nawe gwe nange
Muntebe
Nandikuwade mailo zetaka
Kikumi wedu newoyagala nsiyona
Nandigikuwade mama
Nandikunaziza nga sente
Nozinaba neweyagala eh
Nenkunogelayo emunyenye emu
Baby newoyagala bili oba satu oba mwezi neweba ngyuba
Singa yenze sabbasajja kabaka nandikuwade mailo yetaka mukibuga
Ye singa wali mu sada baibe nadikolede
Bando muzimaaaa ahhaha hihihiji wowowowowo munyambe ngyagala omwana
Ono yesinga nalina amanyi nandibuse
Mubanga nenkunogela emunyenye emu oba omwezi

 

(Visited 134 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

fifteen + 2 =

<