Osobola – Bobi Wine Ft. Nubian Li (2019)

Lyrics

All manRemember that everything you believeYou can achieve manWatch this
Mbalabye bangi mu bulamu abatobaAbamu ne baggwamu amaanyi ne bakitaNaye leero kambagambe amazimaBw’olemerako munnange omalakoKati twasalawo ffe kulumba naloNga twesiga Mukama KatondaKubanga ne Dawudi yanyiga GoliyaasiNga yesize Mukama Katonda
Wadde ng’embeera ekaaye osobolaNkusaba toggwamu ssuubi osobolaManya Mukama waali osobolaOsobola embeera yonna
Eeh wadde ng’entiisa nnyingi osobolaNga Mukama waali osobolaKale no toggwamu maanyi osobolaOsobola mu mbeera yonna
Ggulawo amaaso otunuleKuba bw’ozibiriza ensi yo egendaNsonga za ggwanga mujjeOkumanya kwo kwe kuyamba abalalaEbikunyiga by’ebinnyiga tubikwase maanyi ebyoTwebereremu tetupowaTukyuse embeera eno
Naye nga osobola okukyusa embeeraWadde nga olowooza otuuse ku kisengeOsobola okulaba kw’ebyo bye walootaN’obituukako in your lifetimeKasita okola n’amaanyi n’olemerakoEbirala obikwase KatondaJjukira abalemerako, be bamalakoEnjogera eyo yaffe kuva dda
Wadde ng’embeera ekaaye osobolaNkusaba toggwamu ssuubi osobolaManya Mukama waali osobolaOsobola embeera yonna
Eeh wadde ng’entiisa nnyingi osobolaNga Mukama waali osobolaKale no toggwamu maanyi osobolaOsobola mu mbeera yonna
Kati ggwe abadde alowooza nti ebintu bya balondeLeka nkubuuse ateNaawe abadde amanyi nti ebintu tebisobokaExample ye ffeKati no tebakutiisaTebakufiisaTebakunyoomangaNaawe ebintu obiyinzaAbali mu buyinza, tebakukanganga
Wadde nga bajja na bitala bajja na lyanyiFfe tuzze na Mukama KatondaKuba ne Dawudi eyakuba GoliyaasiYakwata bukwasi jjinjaFfe twava mu Ghetto kulumba naloNga twesize Mukama KatondaKubanga ne Dawudi yakuba GoliyaasiNga yesize Mukama Katonda
Wadde ng’embeera ekaaye osobolaNkusaba toggwamu ssuubi osobolaManya Mukama waali osobolaOsobola embeera yonna
Eeh wadde ng’entiisa nnyingi osobolaNga Mukama waali osobolaKale no toggwamu maanyi osobolaOsobola mu mbeera yonna
Remember, everything is possibleIf only you believeYou can achieveHahaha
Abo tebakulimbaAbawoza tolumbaKatonda talimbaManya ye DefenderAbo tebakulimbaManya ba pretenderKatonda talimbaManya ye Defender
Abo tebakulimbaAbawoza tolumbaKatonda talimbaManya ye Defender
Ne Dawudi yanyiga GoliyaasiNga yesize Mukama Katonda
(Visited 17 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

20 − 15 =

<