Oli Wange – Rema Namakula (2013)

Lyrics

Nakooye okumira amalusu nangeNakooye okutunuulira abo abalina abaabweNebasolobeza nga nze bwensaalirwaNasobose omugga gw’abaalemwaNengobera kulukalu lwaabo abawanguziKati nange bwentuula mu bantu mpulira njaamu
Byona byona byebabadde bansuubizaEnsi n’eggulu olwo nendobaMbifunidde mu kino etitereke ky’omukwaano
Oli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naaweOli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naawe
Kati mukwano nno tuula ogume okakkaneNze omanyi ndiba wuwo kiro na misanaEndowooza n’omutima gwange siribikyuusaBuli wonjagalira mukwano ndibeera awo wooliEbikuluma ng’ombuulira nange nkubuulire ebyange
Akaseko akalungi ku maaso agoTokamalangako bwooba oli eyoKimanye nti nange eno gyendi nsigala nkalinze mukwano
Oli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naaweOli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naawe
Njagala tufune ekiritwaawulaKubalala abaliyo abeeraga mbu baagalanaNga kumbe bwebadda ewaka babeera mukuwoza misangoTusabe Rugaba atuyambengakoEbituteganya abitumenyeremu mukwanoOyo yasinga abasinga naffe bwetumwesiga anatuwanguza
Oohh sember’eno (omulungi) beera kumpiOkumpi nange, tombeera bunaayiraSember’eno (omulungi) beera kumpiOooh, tombeera bunaayira
Oli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naaweOli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naawe
(Visited 84 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

6 + seventeen =

<