Mr. Money – Bobi Wine (2008)

Lyrics

Nze bampita bad Bobi WineAbangoba balabye ndiwalaBwekuba kufubutuka misinde, abangoba bo bakongojjaOmugagga nomwavu, guno’muziki kagukukonekoNze yala zankubako naye nga zakukubye yala olunyumyaOsasira nga nyo omuntu amala omwaka mu yala, nafata omulalaNga tolina senteN’obulamu bwesibaObeera tewefeelingaNe m’maka oba toweraNga tolina senteN’emikwano gikwekubaObeera awo bwotyo otyoBuli wamu tebakulabawo
Wabula man made money but money made man mad (Mister Money)Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money)I said man made money but money made man mad (Mister Money)Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money)
Waliwo no n’officer eyandya ku patrol ekiro nga ngalikoYandaga nti yansalako mwana waffe n’empingu nazintekakoNangamba you Bobi Wine you’re under arrest cause you do this so many timesNow I will take you to CPS, and you make a statementAfter the statement, I will charge you, for idle and disorderlyNe mpapa awo nensikayo omudda nemuwa ate neyeraga bweraziMy friend you think this is the ekiwani you say of kasabuddoNe nsikayo ogwokubiri omudda, nagwo era ne ngumuwaAba tanabako kyayogera, ne musimba ogwokusatuNe mugamba kati oba onta ng’onta, bwoba tonta ng’ontaNasitula amaaso ge, nagasimba ku ekyesatuNagajja ku ekyesatu, nagazza ku mpingu zangeNagajja ku mpingu zange, nagazza ku ekyesatu eraAwo olwagajja ku ekyesatu nanzijjako empingu nange ne ntekayo
Wabula man made money but money made man mad (Mister Money)Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money)I said man made money but money made man mad (Mister Money)Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money)
Waliwo n’ensolo eya hajji eyali eyo ewaffe eyajimmenya nzeHajji, eyalina sente nga naye muzeeyi ng’ate mubi nyoHajji, ngamatira Kate nga naye Kate akyaali mu someroWabula nga bwomanyi sente (uh!)Sente wekuba egonzaHajji, ngakwata senteNga alumba bazadde ba KateHajji, nga temera maama, bwamala nga temera taataNga abagamba mbasaba KateNjagala kuwasa Kate (I)Njagala muteke m’maka amapya genzimbye e munyonyoKati yogera oba ompa ng’ompa, oba tompa ng’ompaKo bbo mugende muteese, bwaba asiimye mugendeHajji ngasalako KateNga amugamba njagala kuwasaNekekobogozza, nti anti Hajji nkyaali mu someroKo ye nti byosoma okufuna, anha!Ate nze byendeeseAwo nakakuba Benz, nakawa n’ekyapa kyenyumbaNakagamba kati oba oja ng’oja, oba toja ng’ojaKo kko nti hajji tugende, tukabale akabimbi kaffe
Man made money but money made man mad (Mister Money)Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money)I said man made money but money made man mad (Mister Money)Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa (Mister Money)
Ezikumeza n’olubuto wade telubadeko (Mister money)N’abakusinga emyaka ne bakuyita ne muzeeyi (Mister money)Ani yali alabye ku mwana wo mugaga nga mubi (Mister money)Olaba ne chairman Nyanzi avimba mu central (Mister money)Man made money but money made man mad (Mister Money)Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa (Mister Money)I said man made money but money made man mad (Mister Money)Walahi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa
(Visited 65 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

two + 18 =

<