Moto Moto – Dr. Jose Chameleone (2012)

Lyrics

[Intro]

Moto moto moto this one again.
Paddy man, only one, Micheal holy come in!

(Chorus)

Moto moto leero,
Tokiriza mbeera kuzimba ko kayumba (moto moto kale)
moto moto leero,
Tukole na manyi twekole mu ebizzimba (moto moto kale)
Embeera ng’etabuse ekuzimba ko akayumba munange(moto moto kale)
Kati nno kazana pakasa yiiya ovunuke munange (moto moto kale)

[Verse 1]

Ab’oluganda nfunye mu okutya
Kuba embozzi gyenjolekedde kuluno mpaanvu nyo y’amazima,
Endeese okunyolwa
Nensalawo nji sengeke muluno oluyimba
Ssi lugero, embeera etabuka misana na kirro
Nasi naki olumu nno bulwa otulo
Nga plan ozikuba atte nezikulemelawo
Munwanyi laba…

[Bridge]

Amazima sukali wa buseere sikyanywa,
Mafuta gabuseere emotoka naparking,
Emiwendo gyebintu gyilinya,
Emisaala tegyeyongela (ooh)

(Chorus)

[Verse 2]

Tukila ko abasabala mu lyato lya Noah
Atalina kabuti empewo gwenafuuwa
Awatali lupiiya omwana anatuula
Ng’ate asaanide asome (example 2)
Jukila America lweyalumba Saddam
Ng’atalina defensi akyasi gwekinakwata
Embeera efanana nno bwetyo,
Mwana wa taata mu Uganda leero

[Bridge]

(Chorus)

[Verse 3]

Kati topowa just, nyikira byokola
Engalo tolela boss, osobola, osobola
Katonda first yongela biddi gwe kazzana
Ojja kuba first tokirizza kusemba
Abaaye sukali wa buseere sikyanywa,
Mafuta gabuseere emotoka naparkinga
Emiwendo gyebintu gilinya,
Emisaala tegyeyongela (ooh)

[Outro]

Taata we,
Nkusaba kyusa mu mbeera (Katonda Almighty Father)
Eno mu duniya gyetuli kika
Gwe baaba we,
Nkusaba kyusa mu mbeera (tusiinza, tusiinza, amasiinzizo gajjula)
Wansi eno gyetuli kika
Nkusaba kyusa mu mbeera (baaba we)
Mu duniya kika, bewajuna bebaza (bebaza, bebaza)
Nkusaba kyusa mu mbeera
Mu nsi eno gyetuli kika
Oooh tulungamye nga Uganda ewez’attano
Katonda tulungamye nga Uganda ewez’attano
Kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika, kika

(Visited 108 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

eight − 1 =

<