Gwenafuna – Dr. Jose Chameleone (2005)

Lyrics

Bwe nagendanga okukazana ng’oyomba
N’omutali n’ozifuula ensonga
Notamanya nti ensobi zaagerwa Katonda
Ne bwe nakusobyanga nafuba okwetonda
Omwana wabandi ne nfuba okugonda
Gye nakoma okugonda nga gy’okoma okujooga
N’odda ne mu banno ebbali n’okeneka
Ne weerabira ssi nze mubi ennyo asinga
Naye

Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa
Nange bwentyo
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa

Mukwano gwali gwa kika ki nga gwe towabulwa?
Nga n’ensobi z’okoze obeera toziraba
Nga n’emikwano gy’olina tegikuzimba
Gikawa na ssente n’odda eri n’ozimba
N’onnangira nga bw’onsuza mu nnyumba
Nti ndi lucoolo amagezi sirina gezimba
Nantabuliirwa asaabaala gwa bbumba
Yii ka nkukubemu akayimba

Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa
Nange bwentyo
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa

Leone Island

Anjagala bwati saagala mmunyiize
Ne bwe nva ku safari musanga aninze
Laba eyali akoggose kaakati ngezze
Yii omukwano gulina vitamin
Ka mmuwe buli kalungi mujjuze essanyu
Mwagala kufa omwana ono muntumulamu
Mpa ku airtime mmukubire essimu
Entasiima bannange ebula agiwa

Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa
Nange bwentyo
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa

Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa
Nange bwentyo
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa

Bwe nagendanga okukazana ng’oyomba
N’omutali n’ozifuula ensonga
Notamanya nti ensobi zaagerwa Katonda
Ne bwe nakusobyanga nafuba okwetonda
Omwana wabandi ne nfuba okugonda
Gye nakoma okugonda nga gy’okoma okujooga
N’onnangira nga bw’onsuza mu nnyumba
Nti ndi lucoolo amagezi sirina gezimba
Nantabuliirwa asaabaala gwa bbumba
Yii ka nkukubemu akayimba

Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa
Nange bwentyo
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna kati anjagala
Gwe nafuna kati tayomba
Gwe nafuna ampa ekitiibwa

(Visited 115 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

fifteen − 6 =

<