Guluma – Betina Namukasa (2020)

About

Album: Guluma
Released: 2020
Artist: Betina Namukasa
Genre: Indian Film Pop

Lyrics

Omulungi mpitideko enoNg’ebyokwegumya mbikoyeNga ndi eyo binsobedeNkulinze okuva lwe wadaNga n’ekimuli kyewalera, kyawotoka kyagwawo daGyendi, guntawanyaGwanfula omuzoleNga n’obusimu tobukwataObuyimba obwo mpuliraObw’omukwano tunyigaKu radiyo, mbuwerezaNga n’obunyonyi bwogeraN’akachungwako kakulaKabulako ku kanulaNdi eno gumboyanyaGunfudde omuzoleGuzijja eno gunziza eno
Baby, guba guluma, gusula gulumaWade tegwogera nga naye gulumaGuba guluma wotoli gulumaJangu onkyalire nkulage awaluma
Gwe ate nze atali ku kyeeyoNga ne ka soda kamalaEnnyonta lwaki enzita enoAkujji bwekaba kokya tokalinda ku kawozaEno ofuwa ko nga bwonywaJangu baby wangeJangu tulira awoMbeere awo ng’oli awoObudde eno bwatereraKiri ekyeya kyayiitaAkakuba mwatu era katonyaEwiiki tewayita ne emu nga kyosimbye kimezzeNg’omukwano era gutintaMaama gumanjaGwagala gwe omulungiJangu sembera enoGuluma eno
Guba guluma, gusula gulumaWade tegwogera nga naye gulumaGuba guluma wotoli gulumaJangu onkyalire nkulage awaluma
Abalenzi abo bolabaBamanyi nyo okukugeyaGw’olinga wakayimaMu bufika ku kyegulaBwowa bano ku nkya nayeAte nze bwe bumpomeraJangu sweet wangeJangu va ku byaboEbibyo, bibino enoNdi eno baby wangeJangu eno ye ssawaEno teriyo akutawaJangu eno
Guba guluma, gusula gulumaWade tegwogera nga naye gulumaGuba guluma wotoli gulumaJangu onkyalire nkulage awaluma
(Visited 52 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

10 + fourteen =

<