This is a message to the government Expressing exactly what is on the people’s minds Boss
Twakooye ebinyigiriza obulamu bwaffe Nabuli kitumalako eddembe lyaffe Uganda etambula edda mabega Kituuse n’okutwetamya eggwanga lyaffe Mulimba mutufuga bubi nnyo nammwe Kale tetugaanye mwalwana mu nsiko Naye ggwe omwana gwe wasanga nga tanazaalibwa Kati naye yazaala na dda
Kino mukiŋŋambire muzeeyi abamutuukako Nsaba ne bazeeyi banne bamugambeko Eno ensonga nkyamu nnyo gy’alemeddeko Kati eggwanga lyonna lyennyamidde
Bagamba eyali nga democracy mwamuvuluga Kati yafuuka na hypocrisy Bagamba eyali fundamental change mwagizalawa Kati mugifudde no change Bagamba nti ensonga ezaabalwanya kati mwazibuukako Nammwe mukola biri ebya bali Bakusaba nti constitution yaabwe togikwatako Kuba mwe musigadde essuubi lyabwe
I say We’re fighting for freedom Kampala, Mukono, Mbale, Idinda We’re fighting for freedom Kabale, Rukungiri, Mbarara, Kasese We’re fighting for freedom Soroti, Kitgum, Arua, Lira, Gulu We’re fighting for freedom I say Wakiso, Masaka, Mubende, Mityana We’re fighting for freedom
Yo We’re living in a world similar to the one of slave trade This oppression is worse than apartheid The gun is the master Citizen slave The pearl of Africa is bleeding
Question What was the purpose of the liberation? When we can’t have a peaceful transition? What is the purpose of the constitution? When the government disrespects the constitution? Where is my freedom of expression? When you charge me because of my expression? Look what you doing to this nation What are you teaching the future generation?
See our leaders become misleaders And see our mentors become tormentors Freedom fighters become dictators They look pon the youth and say we’re destructors
We’re fighting for freedom Busia, Malaba, Mutukula, Kyotera We’re fighting for freedom Nebbi, Pakwach, Moroto, Kyaddondo We’re fighting for freedom Pader, Masindi, Kaboong, Karamoja We’re fighting for freedom Hoima, Kiryandongo, Fort, Bundibugyo We’re fighting for freedom
Tusituke ba bboyi Tukimanyi nti okununula eggwanga kitukakatako Ffe abaana ba Uganda ffenna Era manya nti bw’otunuulira ebikyamu n’osirikira eyo Oliddemu nsi yo lukwe Naffe abakulwanirako ggwe n’osirikira gy’oli Obeera otusaddaase Jjukira nti ne bwe bubeera bumyu nga bwakunŋŋaanye Engo bugitwala terinnya
No matter your age and No matter your sex No matter your religion No matter your tribe Whether educated or uneducated It’s a revelation for the generation
Gimme this Whether you’re a doctor or a farmer Whether you’re a teacher or police man Could be a taxi driver or a student Coulda be a lawyer Coulda be a soldier
We’re fighting for freedom Musituke ba bboyi Temupowa ba bboyi We’re fighting for freedom Bannayuganda abali ku mawanga We’re fighting for freedom Abaana ba Bodaboda nammwe mwebeereremu We’re fighting for freedom
Yes man Like Martin Luther said “In the end We remember not the words of our enemies But the silence of our friends