For Better For Worse – Bobi Wine Ft. Nubian Li (2011)

Lyrics

For you’re the rib of my rib
Fresh of my fresh
Love of my life
I take thee forever
Na na na na na na
Baby this is not just a song to you
It’s a promise that I’ll stick to you
Be good to you
True to you
This is my message to you

Ne bwe buliba obwavu
Ne bwe buliba obugagga
I say for better for worse
Sickness for health, babe
Ne bwe buliba obulamu
Ne bwe buliba obulwadde
From the first time I saw you
I knew that you’d be my wife
I knew that you’ll be my babe

Nakirabirawo my babe
Mu ntandikwa mutima ne mmanya
Ebizibu byonna ng’obigumira
Ne Mukama n’ayamba kati tuutuno
Twebeerera na babiri
Tussa kimu wadde tuli babiri
Nsaba Katonda tusigale babiri
Ppaka mu bukadde nga tuli babiri babe
Embuyaga zijje nga tuli babiri
Omusana gwake nga tuli babiri
Mu bwavu mu bugagga mu bunaku
Mu ssanyu ppaka kufa

Ne bwe buliba obwavu
Ne bwe buliba obugagga
I say for better for worse
Sickness for health, babe
Ne bwe buliba obulamu
Ne bwe buliba obulwadde
From the first time I saw you
I knew that you’d be my wife
You are my one and only love

Nze nga wadde ensi etabuse
Ababadde banjagala bankyaye
Even when I lose my fame and fortunes
Nze kasita mba naawe n’okufa tekuntiisa
Am ready to face the world with you
Down the road I walk with you
Because you’re my best friend
My companion
Mukama eyampa gwe yanziramu
Essaala ze nali nsaba
Yandaga buli kirungi ne nkikkuta
Ssikyayoya, baby ommala
Nze kasita mba naawe n’emmere ne bwe sirya
Ndibeera kabuuti yo mu mpewo
Ndibeera ku ludda lwo mu lutalo
Nga wadde ensi etabuse, nkulayirira…

Ne bwe buliba obwavu
Ne bwe buliba obugagga
I say for better for worse
Sickness for health, babe
Ne bwe buliba obulamu
Ne bwe buliba obulwadde
From the first time I saw you
I knew that you’d be my wife

I knew you’d be my wife
I knew you’d be my wife
Njagala kufuuka na bodyguard wo
Njagala kuba mukuumi wa mutima gwo
I’ll be your defender
That’s my tender
From the first time I saw you
I knew that you’d be my wife
Ntendereza Mukama buli lunaku
Okumpa omuntu eyamponya ennaku
I am your Romeo you’re my Juliet
From the first time I saw you
I knew that you’d be my wife
Ne bw’oliba owedde ku mpagala
Ndikwagala olubeerera
I am your Bobi you’re my Barbie
From the first time I saw you
I knew that you’d be my wife
Kati twebeerera na babiri
Nsaba Katonda tusigale babiri
Nze nakirabirawo mu ntandikwa
And I knew that, you’d be my wife
Nkulayirira….

Ne bwe buliba obwavu
Ne bwe buliba obugagga
This is my message to you

(Visited 74 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

three × 1 =

<