Esaawa yona – Fille ft Babaritah (2021)

Esaawa yona – Fille ft Babaritah (2021)

Follow, followHow far with your follow follow?Follow, followOh my God Bomba made my beatYo aah
Nkunyumiza ki mwana gwe Fille?Ne bw’ondaba okubuuka ng’akayanaNina omwana eyandyawo omutimaAmpisa bulungi bambiNfuniraayo bakanyama abamukuumaSsikulwa nga baana bawala bamubbaBwe nkirowooza kinkutula amagumbaNg’abaasalira nebatayunja
Babaritah kiki oba weesunga?Ebintu by’otannalyakoYonna essaawa omusajja yecangaAgenda ne best friendEbya kati a lot of people pretendN’omukwabuzi akusuubiza bya ppaka end
Essaawa yonna, essaawa yonnaOmusajja yecangaEssaawa yonna, essaawa yonnaGw’oyagala akwesambaEssaawa yonna, essaawa yonnaOmukwano gw’ono ngwetaagaEssaawa yonna, essaawa yonnaN’ankyawa nekyawa
Oh ohKale olaba bwe wekyawaNga ye ali eri bategeka ka kaawaOmusabirira n’omufunaAte n’odda ku kusabira butakukyawaMukwano tugwagala nnyoNaye abamu bakayita kazannyoAkuleka mu birowoozo bya jjoEbyanyumya okwenkana show
Kati mbu ompa magezi ki?Nze sikuwa magezi tunyumyamu bunyumyaKale nze nsale magezi ki?Ate ssikugambe nti tomanyi bwe biruma
Essaawa yonna, essaawa yonnaOmusajja yecangaEssaawa yonna, essaawa yonnaGw’oyagala akwesambaEssaawa yonna, essaawa yonnaOmukwano gw’ono ngwetaagaEssaawa yonna, essaawa yonnaN’ankyawa nekyawa
Ninga eyalockinga oh ohSirina gacheatingaBwe yaÅ‹amba nze asingaAlinga eyansealingaAbaami bakikuba home and awayHome and awayOluusi gw’oba ogamba nti onoY’agamba oli
Nfuniraayo bakanyama abamukuumaSsikulwa nga baana bawala bamubbaBwe nkirowooza kinkutula amagumbaWadde ng’oÅ‹Å‹ambye
Essaawa yonna, essaawa yonnaOmusajja yecangaEssaawa yonna, essaawa yonnaGw’oyagala akwesambaEssaawa yonna, essaawa yonnaOmukwano gw’ono ngwetaagaEssaawa yonna, essaawa yonnaN’ankyawa nekyawa
Eh yeah, eh yeahMaritiniDokta Brain compositionSound Change
(Visited 40 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

nine − two =

<