Deep in Love – Rema Namakula (2014)

[Intro]

Love, give me your love
Lover, make me your lover

[Verse 1]

Obudde bwebuziba
Nange olwo nesanyuka
Owomukwano mba manyi
Nti anatela okudda
Eey bwab’akooye mukwatako, nemuwembejja
Bwab’ewange abamugumu mujjakukiliza
Njakuba omuyayye
Bwab’omuyayye
Njakubeera mukyala doctor
Bwanabanga doctor
Tweyagala ffeka ffeka
Atatwagala akimire
Twesanyusa ffeka ffeka
Bwoba totwagala bireeke

(Chorus)

Deep in love, am deep in love
Nebwojja nebimuli nga byaggolo
Deep in love, am deep in love
Love yono tekyagenda
Deep in love, am deep in love
Nebwoba no lubiri mubwegula
Deep in love, am deep in love
Nze nkabeere nonno sikyatomera

[Verse 2]

Omukwano gubba gwababiri
Abasattu basattulula
Bwoba olina nze
Wesigge nze, ela kwesigge
Eh! Bagamba yakugamba
Baby! Towuliriza byebakugamba
Ssekalulottela bobalimukulotta
Ffe tugenda mumaso

Ahh.. bamidomo midomo tubadewa
Ehhh.. baby njagaza super glue tubatungeko
(X2)

(Chorus)

[Verse 3]

Gunn’omukwano gwekiba kidongo
Abadongo kusuula mungato
Gano amampezi sigamuzanyo
Nabakadde mbalaba mukazanyo
(X2)

Teli X6 amwenkana
Teli X4 tewali eyo atwenkana
Eh!

ALSO SEE;
Ekyama – Rema Namakula (2020) 

(Visited 98 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

19 + fifteen =

<