Byekwaaso – Bobi Wine (2014)

Lyrics

IntroLife is lifeAnd everyman live it inna ye own wayBut the best way to live lifeIs to live with the truth in your heart
But if you stand for the truthYou better be ready to stand aloneI say, if you stand for the truth
You better be ready to stand alone
Hear me now
Ewaffe gyenakulira e’Kanoni wabangaayo omusajja eyalinanga sente enkumuByekwaso yali wakabi mu Kakoni ngalwalabikakoBayita wamu ne PhilleNaye ng’ekyewunyisa ku sente zeyali alinaByekwaso yali tapoowa mu CityNga n’oluusi ba Phille bwe babakyala yabakwata ku mukonoNabaleetako mu ghettoEra nze okuva mubuto nayagala nnyoBwenkula mbe nga ByekwasoOlummu nze namusalako nemwebuuzisa nti “Okikola otya Byekwassho”Yangamba bwolikula obeeranganzeSente zolifuna zireme kukufuula muntu mulalaObeeranga mwesimbu ebikyamu obigaaneEbituufu byoba osomesanga abalala
I know that the truth will be alone lorryOlemerangako nolwanira ng’amazima
Buli lwoyimirira kumazima oyimirira bwomuNever ever expect nobody to defend you!
Baagala nnyo okugenda muggulu naye tabagala kuffaBaagala nnyo okugaggawala naye tebagala kutuyanaBaagala nnyo okugenda muggulu naye tabagala kuffaBaagala nnyo okugaggawala naye tebagala kutuyanaSente twagalaEbyobuggaga twagalaNaye teli kisobola kugula mwoyoBikyaamu bikolwa buli lunaku tubirabaNaye okubyogeera kubeera ng’akumira mwoyoNze kyenvudde nsalawo mbyesonyiweByenjagala okukyusa kambyenkyusizeOba kugogola mwala oba luzzi kandwezimbire
Byenjagala okusomesa abaana kambyesomesezeAyi, nze kinnuma engoye okuzijja nga e’ChinaNga tulima ppamba tuzaala neba designer
Singa twali twazimba oil refiner
Tetwandinvunamidde mbeera zaba foreignerWabula oli buli lwakufuula beggarAjja nemu makaago nakukolera amateeka
Baagala nnyo okugenda muggulu naye tabagala kuffaBaagala nnyo okugaggawala naye tebagala kutuuyanaBaagala nnyo okugenda muggulu naye tabagala kuffaBaagala nnyo okugaggawala naye tebagala kutuuyana
Oyi, kati nze nva waggulu
Ngambagamba nti ebyensi ebimu byo byavvundaBwoba nekyokirizaamu okiyimirangakoBwomu ng’abwoli gweEra bwotankuula ng’olutalo ng’awesize mikwano gyoMba nkusasiddeBeebamu abakujubisa ate nebakulabisaKatinno osaan’obegendereeze
Kati amazima gamutima gwoMpozi namwana woEra Muzeeyi yangambyeLabirira famile yo mukyala n’abaana boManyi nti bangi abakuwagira
Pre-Chrous
But if you stand for the truthYou better be ready to stand aloneMy sonIf you stand for the truthYou better be ready to stand aloneAyagayaga yo
Baagala nnyo okugenda muggulu naye tabagala kuffa(Bebantu baffe)Baagala nnyo okugaggawala naye tebagala kutuyanaBaagala nnyo okugenda muggulu naye tabagala kuffa(Bebantu baffe)Baagala nnyo okugaggawala naye tebagala kutuyana
(Visited 123 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

one × 4 =

<