Byansi Byakuleka – Dr. Jose Chameleone (2009)

Lyrics

Chamili Chamili the technology (eh)
Chamili Chamili the psychology (eh)
Doctor Chamili mili mili miliology
Doctor cease the fire out
Chamili Chamili the technology (eh yeah)
Chamili Chamili the psychology (eh yeah ah)
Doctor Chamili mili mili miliology (eh yeah)
Doctor cease the fire out

Lwaki ensimbi etupangulula?
Etugattulula?
Twandibadde nga twegombesa
Byansi bya kuleka
Lwaki ensimbi etupangulula?
Etugattulula?
Twandibadde nga twegombesa
Byansi bya kuleka

Twali bangi nga twegombesa
Nga tuli bumu era nga twesanyusa
Nga tuli ku kikwekweto kweyimusa
Ne mbawa gap ne bakulukukuta
Nabasanga ku mwalo nga babbira
Amaziga ne gakulukuta
Ah bankola bingi nabakutta
Wano twali yala, ne twesuubiza
Nti aliyitamu alidda n’atukima
Naye tebannyamba!
Kyali kiwaani bannimba
Malya ga nsimbi banneerabira!

Lwaki ensimbi etupangulula?
Etugattulula?
Twandibadde nga twegombesa
Byansi bya kuleka
Lwaki ensimbi etupangulula?
Etugattulula?
Twandibadde nga twegombesa
Byansi bya kuleka

Hmmm nze gw’olaba mpise mu shida nnyingi
N’emitego gy’abalabe mbuuse mingi
Nga mpatikinira kuba bulungi
Maanyi ga Mukama, bulungi
Ab’emikwano bangyabulira
Beerabidde nze ndi nkoko neetakulira
Mukama y’eyanzigulira enzigi
Nsaasidde abanjogerera
Munnange tebajjukira
Eyankyawa olw’ensimbi musekerera

Lwaki ensimbi etupangulula?
Etugattulula?
Twandibadde nga twegombesa
Byansi bya kuleka
Lwaki ensimbi etupangulula?
Etugattulula?
Twandibadde nga twegombesa
Byansi bya kuleka

Wano namenyeka amagulu baseka bangi
N’abemikwano ne bakyuka langi
Ng’eyo ku bbalibbali boogera bingi
Baamukuba, baamuloga, alimba
Bakabasajja!
Chamili Chamili the technology (eh yeah)
Chamili Chamili the psychology (eh yeah ah)
Doctor Chamili mili mili miliology (eh yeah)
Doctor cease the fire out
Chamili Chamili the technology (eh yeah)
Chamili Chamili the psychology (eh yeah ah)
Doctor Chamili mili mili miliology
Doctor cease the fire, fire burn

Lwaki ensimbi etupangulula?
Etugattulula?
Twandibadde nga twegombesa
Lwaki ensimbi etupangulula?
Etugattulula?
Twandibadde nga twegombesa
Anyway…

Moses Ssali mugambe
Kyagulanyi Sentamu mugambe
Sam Mukasa bagambe
Byansi bya kuleka
Sulaiman Kaliisa bagambe
Gerald Luyima bagambe
Caspert Kasule bagambe
Byansi bya kuleka
Kibalama Kibalama bagambe
Tonny D e Kyengera babuuze
John Nsamba abagambe
Byansi bya kuleka
Akay 47 naawe bagambe
Pallaso Musumba mugambe
Eyali omulema asambagala

Yenze Chamili atagenda (eh)
Tagenda (eh)
Tagenda (eh)
Tagenda (eh)
Takoowa (eh)
Tagenda (eh)
Tagenda (eh)
Paddy Paddy takoowa (eh)
Chamili mili mili mi (eh)
Chamili mili mili mili mili mi (eh)
Lwaki ensimbi etupangulula?
Chamili mili mili mili mili mi (eh)
Twandibadde nga twegombesa
Chamili mili mili mili mili mi (eh)
Lwaki ensimbi etupangulula?
Twandibadde nga twegombesa
Lwaki ensimbi etupangulula?
Twandibadde nga twegombesa

(Visited 141 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

one × one =

<