Banyabo – Rema Namakula (2017)

Lyrics

Azuukuka mu nkoko akeera nnyo maamaAkola akoowa nnyoAlina okulabirira abatoAbato school fees okusomaN’ebitabo oluusi tebarinaNga n’ekyokulya okukifuna bagubaY’atetenkanya y’ayiiyaEby’ensula kko n’ebyokulyaOmukyala
BasirikaBagumaBanyigirizibwa naye bakolaIndependent womanAfrican womanEh ahaOmukyala
Singa si mukyala(Singa saasoma)Singa(Singa saayiga)Singa si mama we(Singa saakula)Singa
Singa si mukyala(Singa saasoma)Singa(Singa saayiga)Singa si mama we(Singa saakula)Singa
Teebereza ng’ali lubutoAkabanga kawanvu ku hospitalNga n’ezirinnyawo tazirinaN’atambulawoSinakindi azaalidde ku kkuboNga tewali ayambaN’aguma ye nnyabo (nnyabo)
BagumaBagumira bingi (ba nnyabo)Olugendo lw’okukuza omwanaNga luwanvu (nnyabo)Baguma (ba nnyabo)Banyikivu(Nnyabo)BakolaBe bakyala
SingaSingaSingaSingaaaaa
Mama we(Singa saasoma)(Singa saayiga)Singa si mama we(Singa saakula)SingaSinga si mukyala
Singa(Singa saayiga)Singa si mama we(Singa saakula)SingaMaamaMa mamaYeeh leee leeeMaamaMaama
Alenga muwogo ku nguudoTufune school feesN’oluusi akomawo nga tafunye yadde, nnyaboEby’ewaka byonna y’abimalaOkwambala saako n’eddwaliroMaama anyiikira nnyo nnyo
She’s so hard workingAnd mankindShe’s a woman of integrityA motherOmukyalaMy mamaYou’re ma star
Singa si mukyala(Singa saasoma)(Singa saayiga)(Singa saakula)
Singa si mama we(Singa saakula)Mama mama mama
(Visited 81 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

16 − five =

<