Ayagala Mulaasi – Bobi Wine Ft. Casanova & Kabaaya (2011)

Lyrics

Dancing time, haa!
Boss!
Well dis a special dedication
To all the ghetto people dem
Boss!
Introducing Kabaaya
And Mr. Cassanova
Eba eba eba eba eba eba ebayi
Bobi wine, again say
Eba eba eba eba eba eba ebayi
Bobi Wine, eh

Bobi & Cassanova
Waliwo omukwano gw’olaba
Ne weebuuza nti bano oba maama baakola batya?
Ne wabaawo omukwano gw’olaba
Ne weebuuza kiki ye ekiribaawula?
Nz’ono owange mwesiga
Naye aneesiga, anjagalira ddala ddala
Ssigaana waliyo eyo abamusanga
Ne beeyogerako nti mukwano ssikusaana
Ne beerabira nti nze naawe twesanga
Ne twesiima maama, tubeere ffembi

Bobi & Cassanova
Ne bw’omuwa essente
Ne bw’omuwa emmeeri bambi
Ono omwana ayagala mulaasi
Ne bw’omukuba embooko
N’omugamba nti todda mu balaasi
Ono omwana ayagala mulaasi
Kale ne bw’osimba awo Benz
N’omugamba nti yiiyo twala
Ono omwana ayagala mulaasi
Ono ne bw’omugamba babe
Nti enkeera omutwala Bulaaya
Ono omwana ayagala mulaasi
Nze mundeke, oli omwana anjagala aah
Anjagalira ddala ddala ddala
Mumuleke, oli omwana ammatira aah
Boss, gando

Kabaaya & Bobi
Waliwo abasajja b’olaba
Ne bakusobera nga tebamanyi kukwana
Nga tebamanyi kukwana
Nga balowooza, ssente zaabwe z’ezikola omukwano
Kaba Kaba Kaba Kabaya
Ate, nga banjogerera nti
Olw’okuba nze ndi muraasi ssikusaanira
Naye ng’anjagala (anjagala)
Nange mwagala (mwagala)
Bye bayogera batufitina (dance to dem rasta)
Kubanga bazirina, ate nze ssizirina
Ebya ssente tomuleetera
Laba laba nze ndabye bangi
Abagenda ne baganza abakyala
Bakulembeza ssente nga tebamanyi
Nti omukwano omutuufu tegutundwa tegusuubulwa
Omukwano ogwa namaddala tegugulwa
Omukyala bw’omutwala ng’omututte lwa ssente
Nkubuusa, ne lw’alinoba alinoba lwa ssente
Naye nga bw’omutwala
Ng’omututte lwa mukwano
Abeera ng’owange ono, madam

Bobi & Cassanova
Ne bw’omuwa essente
Ne bw’omuwa emmeeri bambi
Ono omwana ayagala mulaasi
Ne bw’omukuba embooko
N’omugamba nti todda mu balaasi
Ono omwana ayagala mulaasi
Kale ne bw’osimba awo Benz
N’omugamba nti yiiyo twala
Ono omwana ayagala mulaasi
Ono ne bw’omugamba babe
Nti enkeera omutwala Bulaaya
Ono omwana ayagala mulaasi
Nze mundeke, oli omwana anjagala aah
Anjagalira ddala ddala ddala
Mumuleke, oli omwana ammatira aah
Talk to dem now, Cassanova

Eba eba eba eba eba eba ebayi
Bobi wine, again say
Eba eba eba eba eba eba ebayi
Bobi Wine, eh

Bobi
So this a message to you
Is if you nah love your woman
You better know there’s an angel you miss, gyal
Ssente ekola naye wadde ng’ekola
Manya mukwano nti ssente erobya, wulira
Willy Mukaabya yalina essente enkumu
Naye nga Willy mu mukwano zero, Lord
Kayanda teyalina wadde ne ssente n’emu
Naye nga omukwano alina aah

Bobi & Cassanova
Ne bw’omuwa essente
Ne bw’omuwa emmeeri bambi
Ono omwana ayagala mulaasi
Ne bw’omukuba embooko
N’omugamba nti todda mu balaasi
Ono omwana ayagala mulaasi
Kale ne bw’osimba awo Benz
N’omugamba nti yiiyo twala
Ono omwana ayagala mulaasi
Ono ne bw’omugamba babe
Nti enkeera omutwala Bulaaya
Ono omwana ayagala mulaasi
Nze mundeke, oli omwana anjagala aah
Anjagalira ddala ddala ddala
Mumuleke, oli omwana ammatira aah
Talk to dem now, Cassanova

Eba eba eba eba eba eba ebayi
Ono omwana ayagala mulaasi
Eba eba eba eba eba eba ebayi
Ono omwana ayagala mulaasi
Eba eba eba eba eba eba ebayi
Ono omwana ayagala mulaasi
Eba eba eba eba eba eba ebayi
Ono omwana ayagala mulaasi

(Visited 68 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

5 × three =

<