Akalimu – Bobi Wine (2012)

Lyrics

Intro
Everybody want to go to heaven but nobody want to die..just like everybody want to become rich but nobody ready fi work hard fi it..all de ghetto youths dem dream of a job where dem put on suit and tie and sit in front of a computer but watch this man and listen to the secret.

Verse 1
Mbula nyo kibamatila nebeebuuza omusada alikuki nga Naye guno ogwokukuba emiziki ntela nenguta nenkol’emilala omanyi emilimu gyekibuga Otega wano noteg’ewalala nze nakwatako n’ensenene nga kyali wa ndausi azalawa,abaali batuyita abadongo luli,tubayitako tunyoola nkatta..laba Kati naawe yagala omulimu gwokola eyo YE office yo!

Chorus
Bwobokola manya kyokol’ekyo yegwe
Teliiyo mulimu mubi
Kasit’ogulongosa noguyonjayonja
Teliiyo mulimu mubi
Bwob’okola manya kyokol’ekyo yegwe
Teliiyo mulimu mubi
Ku job yo naawe w’ozimbil’ensi
Teliiyo mulimu mubi

Verse 2

Nze nakyaalako ewa Kirumira lumu ewuwe lwe yagulaw’enyumba kwolwo nze lwenafuna evidence nti Abantu balin’ensimbi.Nze nalina amalala,ngela manyi namala nay’atte byenalaba,byebyamala okuloba! Konze degree wasoma mekka? Koye,saasoma kugenda wala. Konze obugaga wabuzuula wa? Koye,mumilimu gyemuzalawa..genda obuuze kubansingako abagaga bomukibuga Kampala abamu basooka mubitembeyi abalala baatunda kabalagala..buli job eba yakabi kasita agitwaala ngeyakabi atte n’omwaavu aly’omu omuntu azalaw’emilimu,bano banze basivuga booda,abeewola nebayizika.kale bwobulina wokolela,watwaale nga ekyatika,fuba omanye nti akalimu ako ye maama ela ye taata wo.

Chorus (repeat above lines in chorus)

Interlude
Abagyerezi Leka bagyerege
Aboogezi Leka bagyegele
;member when the cock crows it dont mean it sick! It means it’s time to wake up!! seeeeeen!

Verse 3

Kati njagala angyerega angyerege nga Naye afunye byensomesa.bwoba kumulimu Oli nebwagyerega,tomufaako yabeela fala,ekifo kyolina Ku job yo,YE office yo,YE ministry yo. Saamu ekitiibwa mubosingako atte totunula musowani ya boss wo! Lawyer yamanyi bwatetenkanya ne porter yamanya bwamalako! Gwe Totunulila gyenkolela wabula tunuulila ate enfuna yo. N’enkoko gyonolya totunuulila gyelidde! Makarena kabalagala atunda abaana be naweelelera Kati
Gwe bwodda mu pokopoko ngabulikyenfuna okyogelako,obudde bukukeddeko eyo yenkoko ekokolima..

Chorus (differed)
Nze bwemba nkola nkola manyi nti kyekyo
Teliiyo mulimu mubi
Ku job yange nange wenzibil’ensi
Teliiyo mulimu mubi
Gwe bwoobokola kola ngolina eswagga atte.
ku job yo naawe w’ozimbil’ensi
Teliiyo mulimu mubi
.abagyerezi Leka bagyerege
Teliiyo mulimu mubi
buli mulimu bulyomu ayamba munne
Teliyo mubi.
aboogezi Leka bagyegele
Teliiyo mulimu mubi
Bulyomu ayamba Munne!
Teliiyo mulimu mubi
…..Tony Hauls gyebale…teliiyo mulimu mubi!…..(violin ends song with teliiyo mulimu mubi in the background)

(Visited 41 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

12 − eleven =

<