Yo Sweet – Rema Namakula (2017)

Lyrics

Sente zenina zimala neweziba teziwela mutwaloNze nzeka amanyi bwensula, kozi nawe mukwano
IBuziba ng’obwakakya ewange, bukya ng’obuzibaAmataala ngangala gakendede light,Sweet sweetNjagala nyo ebiri sweetAtte nadala mukadde ng’ebintawanya bikendede sizeSweeeetTotal satisfaction guaranteed,Olinga eyakekunka mu karateOli personal property, my pieceSikutunda, sikupangisa manyi
Sente zenina zimala neweziba teziwela mutwaloNze nzeka amanyi bwensula kozi nawe mukwano
Cause your love is sweet, juice wa mangoKe kanyiriro akampisa angelClean,Kamuli ku meezaAmazima nze onjagaza enyumbaYour love is sweet, juice wa mangoKe kanyiriro akampisa angelSo clean, kamuli ku meezaAbalala ne webasiba sumbusa
IIYegwe kaama mu kuttu, akamponya kawulukutuYegwe mugga mu ddungu, ogwa mponya enkalamattaYegwe muntu ku nsi, eyali andajanya okusangaEkyenasaba omutonzi, yakimpa nentereraYena gy’oliba oli, ngatondikumpi darlingNdikulinda pakale, boy nakupenda kaliEeh will you really feel okay, ng’oli eyo, ndy’eno nindaWon’t you feel no single pain, nga nkaba, nkoze, ngenda
Your sweet, juice wa mangoKe kanyiriro akampisa angelClean, kamuli ku meezaAmazima nze onjagaza enyumbaYour love is sweet, juice wa mangoKe kanyiriro akampisa angelSo clean, kamuli ku meezaAbalala ne webasiba sumbusa
Sing Along: The Blazing Hot Kamatia by Navy Kenzo
Oooh ooh ono owange juice wa mangoOooh ooh atukula nga kamuli ku meezaDance ku mapesa, gem power productionBoy your love is an addiction, and I’m ready (ready)For your logicsEeeh eeyaa…
OutroYegwe kaama mu kuttu, akamponya kawulukutuYegwe mugga mu ddungu, ogwa mponya enkalamattaYegwe muntu ku nsi, eyali andajanya okusangaEkyenasaba omutonzi, yakimpa nenterera
Your sweet, juice wa mangoKe kanyiriro akampisa angelClean, kamuli ku meezaAmazima nze onjagaza enyumbaYour love is sweet, juice wa mangoKe kanyiriro akampisa angelSo clean, kamuli ku meezaAbalala ne webasiba sumbusa
(Visited 110 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

18 − seven =

<