Mpise mu biwonvu na migga Okulabikako nga nange omuntu Ennaku gyendabye mu nsi tetendwa Naye kutoba nyo nange mbewo Omulimu gwesikoze teguliyo Wade nga emyaka jikyali mivubuka Banange bangi nabala bajja era Ne mbakwatako nabo baveyo Kati be banfudde emboozi buli gyempita Buli kalungi ke nfuna kabanyiza Oyo gwolya naye enkejje enkalirire Dduma bikulu lyafula erinnya lyo Nze ekiisa kyenakoleranga banange Y’empalana gyendiko kati Ate wewunye asingira ddala okuba obubi Yasinga n’okujjerega
Naye nze wendi, eh Mukama yampa, hallo Ebe nuggu bangi, eh Naye sifayo, hallo Mbagambye wendi, eh Ate sigenda, hallo Mukomye ebigambo, eh Muve ku bantu, hallo
Yeah-yeah! Buli omu aba n’omukisa gwe Mu bulamu ogugwo si gwe gwange Ate, buli alya ku ntuyo ze Atakozze n’okulya gwe tolire Balemwa otunulira byetwakola Ne badda otunulira byetwalemwa Balemwa otunulira betwajjuna Ne badda otunulira betwasobya Laba! Bw’oba obubi tewali akulaba Olutereramu nebakulaba bubi Bwotambuza ebigere nga baseka Bwovuga akamotoka nti weraga Balinga abasanyukira amaziga gange Buli bwembonabona ge masanyu gabwe Bafubye nyo okulaba nga nemwa ensi eno Wade nga sirina musango
Naye nze wendi, eh Mukama yampa, hallo Ebe nuggu bangi, eh Naye sifayo, hallo Mbagambye wendi, eh Ate sigenda, hallo Mukomye ebigambo, eh Muve ku bantu, hallo
Nze mundeke mbewo maama Nayita wala okuba bwenti Nze sibbanga muntu wade omu Buli kyendya kya ntuyo zange Najja city nfube mpange Bwebirigana nzire e Gomba Mwe abe nnugu mbalangidde Muve ku bantu mukole ebyamwe (uh!) Simanyi nze ebe nnugu lwaki tebanvako Bakole ebibakwatako Nkola ebirungi, mutwalo tebajjukira Ebibi tebelabira Nze naye sigitya nyo, eya ntonda ayinza Kubanga gwenesiga Olaba ne ebulaya, ebe nnugu nfafa Naye ate wano!
Naye nze wendi, eh Mukama yampa, hallo Ebe nuggu bangi, eh Naye sifayo, hallo Mbagambye wendi, eh Ate sigenda, hallo Mukomye ebigambo, eh Muve ku bantu, hallo
Eh Dream Studio ebewo (eh) Eddy Yawe abewo (hallo) Tony Houls abewo (eh) Ne Wash abewo (hallo) Bebe Cool abewo (eh) Ne chamili abewo (hallo) Ba Eagles babewo (eh) Tebalina musango (hallo) Fire Base ebewo (eh) Butcher Man abewo (hallo) Oh, Wetha Man abewo (eh) Wade nga yavawo (hallo) Aba Taxi babewo (eh) Ne ba Boda babewo (hallo) Chairman Nyanzi (eh) Naye abewo (hallo) Chris Ruga abewo (eh) Ne Kazoora abewo (hallo) Ba DJ babewo (eh) Ne Ndawusi abewo (hallo) Nana ne Tanda babewo (eh) Ne Parrot abewo