Wakajanja – Juliana Kanyomozi (2016)

Lyrics

Ndi wa kajanja
Bwemba ne gwe njagala
Mmalayo ekyejo
Ndi wa kajanja
Nze ndi wa ku taming-a
Bwe nyiiga
Nga nkolawo ebyange
Sikye stressing-a
Nze gw’otunuulira
Nesigaliza wange ow’ewaka
Ebyange gwe mbiloopera
Gwe wano onsiiya ompita
Nga nyanguwa ntwalira mwagalwa
Mpombo z’awoomerwa
Oh sikugaanye teweluma
Bambi ninayo ekyana
Ky’ova olaba sigwirana
Kyakedde kumpita sweetie
Sukaali mu chai yataliimu
Oba yenze asinga okuwooma?
Katonda atonnyesa enkuba
Gwe neesiga gwe nkwasa owange y’amunkuumira
Kuba nkimanyi eyo gy’ayita
Bangi abalungi nga nze eyo bamwetega oh
Nze darling sikyebaka
Bwe neebaka ndoota ng’ogenze ne nesuna
Ow’omukwano bw’otambula
Omutima gunnyenya olw’amaaso agaagobelera
N’omukwano gwo omulungi
Guuguno nguleese gwokya gunsumulule eh
It’s too late now
Sikyalina bwembipangapanga naawe
Am sorry yeah
He’s so worried
About you
I’ll requite a love long story
Oh sikugaanye teweluma
Bambi ninayo ekyana
Ky’ova olaba sigwirana
Kyakedde kumpita sweetie
Sukaali mu chai yataliimu
Oba yenze asinga okuwooma?
(Visited 98 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

seventeen + 5 =

<