Twalina Omukwano – Juliana Kanyomozi (2018)

Lyrics

darling, nkyaali oli gwewali oyagalaaa
darling, nkyaali oli gwewali oyagala
geegano amaaso agaali ga kulaba

zezino enjala ezaalizikusuna
wandaga’nga awakusiwasiwa nentakulaaaaa
ye’gwe eyandaga ebyekibugaaaa hehe iyiii
wanfuna ngakyaali muto ngasinalaba
ngandi na munakyalooo nga sinayiga
ngasimanyi nti mu mukwano basiba olukobaaaaa uhuu he he he iyiii
nakugamba olimagamaga ngattondaba nange nga k+magamaaga sikulabaaaaa
nafunayo omulala anjaglaaaaaa hehe iyiii
sakikola lwakuba kyenali njagala
naye naawe wambuzabuza nensobelwaaaa
abalala nebandalulaaaaa uhuu uhu uhuu

twalina omukwano switi gwaali gwa manyiii iyiii
w+nkola bubi mukwano wajjaayo amanyiii iyiii

nandibade ye’nze akwagalaaaaa
wandibadde ye’gwe omwagalwaa
nandibade ye’nze akwagalaaaaa
wandibadde ye’gwe omwagalwaa

kale ye’ggwe gwennali njagala
ye’ggwe eya nyumya’nga emboozi ezinyumulaaa
oyogelaa bye njagaalaaaaa he he iyiii
w+nkwatako’atte nogyako amasannyalaze
wandekawo wajjawo ekisikiliizeeee uhuu he hee
nze nk+misinga ngjagala nzijye eyo nkulabe
ne mukwano gwo’oyo gwolinaa akunk+mire
bwo missinga ekimila ojje eno ondabe
nemukwano gw+nge gwenina mukuyanjulire
ngjagala nkulabeko nze nkoye abatume
ove’eyo awaazise ojje’eno awalime
now we are to blame
so difficult to tame love

nandibade ye’nze akwagalaaaaa
wandibadde ye’gwe omwagalwaa
nandibade ye’nze akwagalaaaaa
wandibadde yegwe omwagalwaa

darling salowooza nti lulituuka nonsulaaa
nalimanyi toyinza kunyizza kunswazza eh
darling salowooza nti lulituka nonsulaaa
nalimanyi toyinza kunyizza kunswazza

twalina omukwano switi gwaali gwa manyiii iyiii
w+nkola bubi mukwano wajjaayo amanyiii iyiii

twalina omukwano switi gwaali gwa manyiii iyiii
w+nkola bubi mukwano wajjaayo amanyiii iyiii, ehhh

nandibade yenze akwagalaaaaa, oooh
wandibadde yegwe omwagalwaa, eh yeah
nandibade yenze akwagalaaaaa
wandibadde yegwe omwagalwaa

muhuu he eyaa
muhuu he eyaa
baiby he eyaa
ohoo hoo he eyaa
he eyaa
he eyaa
he eyaa muhuu hu

ALSO SEE;
Sanyu Lyange – Juliana Kanyomozi (2011) 

(Visited 176 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

two + twenty =

<