Tomusobola – Bobi Wine (2015)

Lyrics
To Be Handsome
Is to have something inna your hand
To give to your woman
So handsomeness is not in the face 
Like some boy confess

Why do you 
Nigi naga nigi naga
Nigi naga nigi naga
Inna di gal dem face
Ondetela ekiniga
Because you nigi naga
Nigi naga
Inna di gal dem face

Laba yo
Omwana wabandi omukakaluKanya
Kati laba
atandisse nokumela obukanyanya
yalina ka skin akatemagana
nga koona kanyeleketa
naye kati laba bwomukalakata
wamukwanila mu commedy nite
kati omusibiila waka takya genda out
wamukwana lwa nviiri zze kunyilila
kati bwakusaba eze nviiri nga ofunya mumwa
Jukila Luli nga wakamukwana nga omusubiiza 
nga'jakunyilila bwaba afuuse mukyala wo
jukila okunyilila gw'oba olina okufukilila
kati gwe gwotalabilila omusubila otya okunyilila

Bwo'ba nga tomusobola
Obonya bonya waki
Ki tomulekela baali abamusobola
Tomusoboola
Ovumila nga lwaki
Laba Omusudiiya paka bwo'namukadiiya
Omukazi Tomusoboola
Obonya bonya waki
Ki tomulekela baali abamusobola
Tomusoboola
Ovumila nga lwaki
Laba Omusudiiya paka lwo'namukadiiya

Biino,
Buli Musajja kimukwatako
Abakazi, 
Love bajipimila mu bintu byokola
Yooza amasanda mu mikono jjo
Buli lwakuchalila
funya ekikondo omale omusibuule
Ekya kamezza twakyisangawo
kati gwe'la oyagala bakujukize 
ntiino bakatekako mane
mukyaala wo kye kyobugaga kyo
manya nendabiika ye, 
yepiima piima ekitibwa kyo ssebo
Owewuuwo bwakusiwuukako
Kitegeza nti nempisa zakusiwuukako
Luliba lumu neba mukuyamba kko
Woli kyimanya nti wamuzanyilangako

Bwo'ba nga tomusobola
Obonya bonya waki
Ki tomulekela baali abamusobola
Tomusoboola
Ovumila nga lwaki
Laba Omusudiiya paka bwo'namukadiiya
Omukazi Tomusoboola
Obonya bonya waki
Ki tomulekela baali abamusobola
Tomusoboola
Ovumila nga lwaki
Laba Omusudiiya paka lwo'namukadiiya

You nigi naga nigi naga
nigi naga nigi naga

Ondetela ekiniga
because you nigi naga
nigi naga
Yo Listen to dis argument

Mwami gundi,
Omukyala gwogamba ntiino'mwagala
Emikono jyo gyeji kakasa ntiino'mwagala
Obusente bwobukwata obubalilila
Kyova takutwala na ku mazzi ge busabaala
Oba tosoboola kutuyanila mukyaala wo
Tewali nsonga lwaki omutuyanilako
Byotamugulidde, lwaki obiyombela
Waliyo abamumatila ate nga babisoboola
Njagala omanye nti oyo demu gwolina
Wamulemesa banji abalibalina
Kati gwe bwolowooza nti ebigmabo bigula maata
Kimanye nti ku sande abalala bagula enyama

Kale Oba tomusobola
Obonya bonya waki
Ki tomulekela baali abamusobola
Tomusoboola
Ovumila nga lwaki
Laba Omusudiiya paka bwo'namukadiiya
Omukazi Tomusoboola
Obonya bonya waki
Ki tomulekela baali abamusobola
Tomusoboola
Ovumila nga lwaki
Laba Omusudiiya paka lwo'namukadiiya

Its a herbert skills
Tonny Houls Production
Firebase burn
Audio on mp3jaja.com

nigi naga nigi naga
(Visited 35 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

5 × four =

<