Tokyuka – Chosen Becky (2020)

About

Released: 2020
Album: Tokyuka
Artist: Chosen Becky

Lyrics

Eh-eh eh ehOh oh, ooh ehBw’okyuka oyinza okunzitaBr-brian BeatsOmukwano kirwadde kiruma
Waliwo omuntu gw’olabaNg’enjuba ne bweyaka okufaNga ne bweyewangamyaAli omu yekaOgenda n’olabaEntalamule ezisiiba zeetalaNga ne bwe zeeyisa, tebikuyigulaNg’omanyi olina omwana, oh maama!Y’amanyi byona ebyange, sikyetaaga!Buli lw’alwa eyo nze mbeera enoOmutima guba gulumaN’esaawa buli lw’ekoonaOmukka oluusi gubula
Nkusaba bambi tokyukaBw’okyuka oyinza okunzitaTokyuka!Omukwano kirwadde kirumaBambi tokyuka!Bw’okyuka oyinza okunzitaTokyuka!
Bino mbu omwavu wa kufa, nkulabamu ensi yangeSi ku love gy’ondaga, ndi esanga mpangaddeOlina gwe by’okolaTonnenya sibikkutaKabakiyite okwekozaMpiika love yangeKa volume yongezaTekamala gwe tumbulaLicense zona olina, nkwewaddeNze manyi nina omwana, oh maama!Yamanyi byona ebyange, sikyetaaga ah
Nkusaba bambi tokyukaBw’okyuka oyinza okunzitaTokyuka!Omukwano kirwadde kirumaBambi tokyuka!Bw’okyuka oyinza okunzitaTokyuka!
Baleke bogeere, love nkuweGwe kanya kuseesaOndi mungi mutwe, love embunyeTesaana kukwekaBaby, bw’aba kumpi tewaba kye ngambaDaily, I wanna be close to you my darlingBuli lw’alwa eyo nze mbeera enoOmutima guba gulumaN’esaawa buli lw’ekoonaOmukka oluusi gubula
Nkusaba bambi tokyukaBw’okyuka oyinza okunzitaTokyuka!Omukwano kirwadde kirumaNze manyi nina omwana (bw’okyuka oyinza okunzita)Y’amanyi byona ebyange sikyetaaga ah
(Visited 70 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

nine − 1 =

<