This Year – Dr. Hilderman (2013)

Lyrics

Yeah
Omwaka guno Mukama
(aaah alleluia)
Eh eh eh ngukukwasizza taata
(aaah alleluia)
Eeeh eh eh

Lemme take the opportunity
To proclaim and announce prosperity
This year is better than the rest
With the smarter guys who are better than the rest
Kimala kimala
Ennaku ennumye, ekome mu giri emyaka
Kimala kimala
Amaziga ge nkaabye gakome mu giri emyaka
Kimala kimala
Obwavu obutagenda bukome mu giri emyaka
Kimala kimala
Abalabe ba enemy
This year, no no!

This year (I believe)
We gonna see miracles
Opening the doors (omwaka guno)
This year (I believe)
Mukama yatukyalidde (I believe)
Ali naffe (I believe)
This year (I believe)
We gonna go from Local
To International (omwaka guno)
This year (I believe)
Abalabe ba kudduka
We gonna rise up and shine

Aaah alleluia
Mukama kutula enjegere ezibadde
Zitusibye emyaka egiwedde
Kuba gwe asinga amaanyi
Byonna bye watutegekera ofuna omwaka guno
Mukama obituwe ayi taata
Sitaani muswaze
Otuyimuse, kuba gwe asinga amaanyi
Kutula!!!
Kutula enjegere ayi Mukama
Am an achiever, tonnyooma
This year will be bigger
Nze ndi achiever, tonnyooma
Ekimala kimala, ooh

This year (This year)
We gonna see miracles
Opening the doors
This year (omwaka guno)
Mukama yatukyalidde (omwaka guno)
Ali naffe (this year)
This year (omwaka guno)
We gonna go from Local (I believe)
To International (I believe)
This year (I believe)
Abalabe ba kudduka
We gonna rise up and shine

Izo

Mukama bless my year resolution
Kinnyambe kimpe inspiration
Determination
Motivation
In your name Mighty Lord I pray
Nkimanyi ngya kutuuka
Kendi naawe eyantonda
Atanvaamu Mukama atanesamba
Na guno mpambaatira
Onfuule ow’enjawulo
Ale, ale, ale, alleluia
Harmonize everybody
Alleluia
Mighty I believe
Alleluia
I believe
Cho cho cho cho

This year (Mighty, Mighty)
We gonna see miracles (I believe)
Opening the doors (I believe)
This year (Mighty, Mighty)
Mukama yatukyalidde (I believe)
Ali naffe (I believe)
This year (Lord Mighty)
We gonna go from Local (I believe)
To International (I believe)
This year (Lord Mighty)
Abalabe ba kudduka (Anyway, anyway)
We gonna rise up and shine

Ekimala kimala Mukama
(Iyee, omwaka guno)
Abalabe baliswazibwa
(Iyee, omwaka guno)
Ffe nga tuyitimuka
(Iyee, omwaka guno)
Ebinene bitugwiira
(Iyee, omwaka guno)
Abawala balifumbirwa
(Iyee, omwaka guno)
Ku mirimu tulikuzibwa
(Iyee, omwaka guno)
Buli kimu tulikiwangula
(Iyee, omwaka guno)
Mukama omwaka guno
Omwaka guno
(Iyee, omwaka guno)
Ekimala kimala Mukama
(Iyee, iyee, iyee, omwaka guno)
Ebinene tuliwangula
(Iyee, iyee, iyee, omwaka guno)
Abalabe baliswala
(Iyee, iyee, iyee, omwaka guno)
Mukama omwaka guno
(Iyee, iyee, iyee, omwaka guno)
Omwaka guno
(Iyee, iyee, iyee, omwaka guno)
I believe
(Iyee, iyee, iyee, omwaka guno)
Lord I believe
(Iyee, iyee, iyee, omwaka guno)
Lord I believe
(Iyee, iyee, iyee, omwaka guno)
I believe
Abalabe baliswala
(Iyee, iyee, iyee, omwaka guno)
Lord I believe in you

(Visited 58 times, 1 visits today)

Related articles

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

4 + 5 =

<