Akafee Che – Rema Namakula (2021)

Intro Nesim Pan Production Verse 1 Omanyi buli kimu kyabala mu nze Lino takka jimu kwosiga Nabala amatooke Ndiko namayuuni Ndi musili gwaffene n’embogga Nze mama yansimba n’omuddo nakoola Kati buli kimu kyabala Yansensula amatabi nobukola Ebijimusa nabyo byanoga Yafukilira bulungi ng’ekyeya kisusse Akasana kaleme okunjokya Yankuza natuk’okumulisa Nga buli kyesako kili mu milimba Chorus […]

Akaliro – Rema Namakula (2016)

About Single: Akaliro Artist: Rema Namakula Mukwano Kulika Jobadde Kulikayo Omwagalwa Okuva kumakya siteledde Ddi wo'natukila wano Yebale Mukama kotuuse N'otuzi tutuno Wano wano tubadde mu kyeya Okuva lwewavaawo Nempotooka Ye, Nebaseka Nebanjeya Mbu aliwa anfukilile Eyali asalila ela Wemba nakuyisa bubi Ku luli Munange sasira Ela, Ttula ndayila kuluno Ebyekitto sibidila Jila, Onyambeko okugata […]

Banyabo – Rema Namakula (2017)

Lyrics Azuukuka mu nkoko akeera nnyo maamaAkola akoowa nnyoAlina okulabirira abatoAbato school fees okusomaN’ebitabo oluusi tebarinaNga n’ekyokulya okukifuna bagubaY’atetenkanya y’ayiiyaEby’ensula kko n’ebyokulyaOmukyala BasirikaBagumaBanyigirizibwa naye bakolaIndependent womanAfrican womanEh ahaOmukyala Singa si mukyala(Singa saasoma)Singa(Singa saayiga)Singa si mama we(Singa saakula)Singa Singa si mukyala(Singa saasoma)Singa(Singa saayiga)Singa si mama we(Singa saakula)Singa Teebereza ng’ali lubutoAkabanga kawanvu ku hospitalNga n’ezirinnyawo tazirinaN’atambulawoSinakindi azaalidde […]

Deep in Love – Rema Namakula (2014)

[Intro] Love, give me your love Lover, make me your lover [Verse 1] Obudde bwebuziba Nange olwo nesanyuka Owomukwano mba manyi Nti anatela okudda Eey bwab’akooye mukwatako, nemuwembejja Bwab’ewange abamugumu mujjakukiliza Njakuba omuyayye Bwab’omuyayye Njakubeera mukyala doctor Bwanabanga doctor Tweyagala ffeka ffeka Atatwagala akimire Twesanyusa ffeka ffeka Bwoba totwagala bireeke (Chorus) Deep in love, am […]

Ekyama – Rema Namakula (2020)

Lyrics EkyamaTwasizza ekyama Nakufuna ng’alonze akavangataBintu bya mutima nze saamanya, eh!Nagezaako dda byalemaNga njagala mmanye(Tebyagala), kubyanikaOmukwano kawoowoMaama k’okole otya!Ne bw’osiba evvumbeBivaayo ne byeyasaNze nafumba luvuutu (saamanya)Ebijja mu maaso (saamanya)Nti aliba ani okulujjula?Laba wuuno eno Ebyali eby’ekyamaEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaBiri bye twakeekaEkyama, twasizza ekyamaBy’ebifuuse ensongaEkyama, twasizza ekyamaEbyali eby’ekyama aahEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyama […]

Fire Tonight – Rema Namakula (2014)

Lyrics Upgrade me, so me give it to you boy, just try me (Rema yeah yeah…)Baby please me (Washington), so me give it to you more like crazyI’m in the mood, expect fire tonight, ngenda nawe onsuze tonightFinally we go mingle tonight, eh eh, I need some candle lightDude, expect fire tonight, ngenda nawe onsuze […]

Gutujja – Rema Namakula Ft. B2C (2019)

Lyrics Boyfriend your love is so bomberAm yours, your cargoLet’s fly in your chopper, eh yeahOlina omukwnao ogutalina alinaOnkoona mubiri magumba nga musekuzoWampa laavu baby wampa kwekusaWamponya bu love nigga, bu ssemyekozo Would you mind, would you mind?Calling your phone at any time?Would you mind, would you mind?Nkuterese omutima nawe ompe ogugwo? Gutujja, gutujja, gutujjaWotali […]
<