Banyabo – Rema Namakula (2017)
Lyrics Azuukuka mu nkoko akeera nnyo maamaAkola akoowa nnyoAlina okulabirira abatoAbato school fees okusomaN’ebitabo oluusi tebarinaNga n’ekyokulya okukifuna bagubaY’atetenkanya y’ayiiyaEby’ensula kko n’ebyokulyaOmukyala BasirikaBagumaBanyigirizibwa naye bakolaIndependent womanAfrican womanEh ahaOmukyala Singa si mukyala(Singa saasoma)Singa(Singa saayiga)Singa si mama we(Singa saakula)Singa Singa si mukyala(Singa saasoma)Singa(Singa saayiga)Singa si mama we(Singa saakula)Singa Teebereza ng’ali lubutoAkabanga kawanvu ku hospitalNga n’ezirinnyawo tazirinaN’atambulawoSinakindi azaalidde […]