Siri Muyembe – Rema Namakula (2018)
Lyrics Olese ndiizi mu lusuku abuulukukire eyo! Naye manya, ebinyonyi bigenda kumubojjogola Naawe lwaki weekunya? (Lwaki weekunya) Oneekwasa ani bw‘ononsubwa? Songa gye mpita, ndeka abasajja batega ngalo Mbeggyako nga bangoberera Mbakambuwalira bansekerera Mu makubo emisana n’ekiro nga bampaana Sirina gwe nali nsabye nnamba Naye babula kuzimpandiikako Sibuuza na gye basula naye ate bandagirira Nze ndaba […]