Lyrics Let them see itMukwano gwange Kano kekayimba Kenakusuubiza nkuyimbireOkuva kuntobo yomutima gwange kawulireNali ndowoza nti abantu abalunji Bebalina sente ezifukumukaAbo abanyirira nga bamalayika Naye nalabukaEmibiri gyabwe ne Emitima gyabwe bibera ne enjawulo etenkanikaNga nolumu ebigambo nendowoza zaabwe si byebimu ate yiiGwe Naye nakufuna nga kirabo mumutima wandya nga kiwukaaAkadagala kabayagalana kuba kubeera boombi Naye […]
About Released: 2019 Album: Bankuza Artist: Chosen Becky Lyrics CrouchMukwano! Ebiseera byomala eyo bingi nyo, nga sikulabaManya nti oluusi! Waliwo ne lwenkuloowoleza ebibi, byotanakolaKati nkugambe ki kyotanalabaNze ataagende Ku police ne mpaabaNgezaako, okukwesonyiwaAkasiimu ne nkalinda ne nkoowaWano lumu obuude bwewumba, ne ntunula ku saawa ne mpungaNg’eno ne baanobo bayomba, tukulinda tulye nga tenawolaNaye, bwoberayo yoona gyoli mukwano Kimanye, […]
Lyrics Omaze akabanga nga wenna wepanka Nga nkusangasanga naye era nga wemiima Ngaka message okalaba n’okatickinga Okasoma, ate bw’okamala nodeletinga yiiyi!!! Nga nze nkanya kunywezaamu Kakodyo kange butaggwamu Nga buli lwe mmanya nti ojja eno Nyongeramu n’aka perfume Olwo ne nkumeetinga Nkubuzaako ne sikwewa nnyo Nga naye nze era mmanyi Nti oli mu kkubo ojja […]