Omukwano Ogwedda – Juliana Kanyomozi (2018)

Lyrics

Uhhh ehh
Ndiwano ndowoza bwewajangala nga
Nzijukira bwewambita
Bambi Nzijukira bwewamatiza nga omukwano
Kyoka nga essawa tedda mabega tekyakyuka
Byentyo bwenzijukira omukwano guli ndwala
Omukwano ogwedda(aliva wa Ali njagala nga gwe)
Omukwano ogwedda (aliba ani alimbita nga gwe)
Omukwano ogwedda(simanyi oba gulidda)
Ebyono bimaze obugezzi era mpulila nsobedwa

Kati kasale busazi magezzi kuba mpulila ngedelala
Ninga empologoma enonya omwana gwayo
Empuna malungu mudungu lyo mutima bweziwuuna
Bwentyo ndiwano enjuba yange tekyayaka (tekya yaka)
Ndowoza omukwano ogwedda
Eehh
Omukwano ogwedda(aliva wa Ali njagala nga gwe)
Eyo love eyedda (aliba ani alimbita nga gwe)
Omukwano ogwedda(simanyi oba gulidda)
Eehh ehh ehh
Simanyi oba okimanyi kyengaba gwe
Nga olina omuntu gwewayagala edda gwe
Wasima noganza omutima tegunakowa nyo
Ebidawo tebikakana nti yade abalungi ndagala namu mwatu
Naye omuntu eyakusesera obwongo teyesonyiyika

Omukwano ogwedda(aliva wa Ali njagala nga gwe)
Eyo love eyedda (aliba ani alimbita nga gwe)
Omukwano ogwedda(aliva wa Ali njagala nga gwe)
Eyo love eyedda (aliba ani alimbita nga gwe)
Omukwano ogwedda(simanyi oba gulidda)
Gwagenda agenda (simanyi oba gulidda)
Ogwenaku zino guli amakona(simanyi oba gulidda)
Oba omutima gwamenyeka gunyiige gunyiige(simanyi oba gulidda)
Ye bilungi bwebityo tebigwa buwomi so(simanyi oba gulidda)
Simanyi simanyi simanyi simanyi…(simanyi oba gulidda)
Simanyi simanyi simanyi simanyi(simanyi oba gulidda)
Eehh eeehh yii ehh yii (simanyi oba gulidda)
Ohhh heehh (simanyi oba gulidda)
Simanyi simanyi (simanyi oba gulidda)
END

ALSO SEE;
I Love You (Nakupenda) – Juliana Kanyomozi (2018)

(Visited 75 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

three × 1 =

<