Nakooye okumira amalusu nange Nakooye okutunuulira abo abalina abaabwe Nebasolobeza nga nze bwensaalirwa Nasobose omugga gw’abaalemwa Nengobera kulukalu lwaabo abawanguzi Kati nange bwentuula mu bantu mpulira njaamu
Byona byona byebabadde bansuubiza Ensi n’eggulu olwo nendoba Mbifunidde mu kino etitereke ky’omukwaano
Oli wange (Ne bwebananvuma) Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru) Ngenda naawe Oli wange (Ne bwebananvuma) Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru) Ngenda naawe
Akaseko akalungi ku maaso ago Tokamalangako bwooba oli eyo Kimanye nti nange eno gyendi nsigala nkalinze mukwano