Obakubya Bikolwa – Catherine Kusasira (2016)

About

Released: 2016

Lyrics

Ohh yeah yeahTararara tararara!!!!Obulamu bunyuma oli nooyoNga mwetegeraNga lwabuzeho omutima negukuba nobera bwotyoo mumber’eyoNze ndina omwana ono gwenakwaasa bulikange nebyokulumwa sibimanya apaana ono ankwata nga baby omuto.Ooohh ono omwana waali sirina kyenetaaga asiyooya ampa full care tanumya mu love ono nedda ye bambi ambatagye nti nve ku’ono omulangira nedda kakabe akazoore sirikuta ndayidde baby.
Nze nkuwa obulamu bwange kuba boona obakiira olina engeri gyonkwata muli obakubya bikolwa
Ndayira maziima nga silimba sogeza bukuusa nedda ono omwana andyeli munda yatuuka wenali njagara atuukkeMazima ebyari bisibye ebyaata okuuva lwe wajja hannie kale wacuusa obulamu bwange sikyefuna paka kati, ,,,
Simanyi obawaava muguru notoonya gyendi ngenkuuba kubanga ontambulira muli mutima munda oohhhh, ,,, ,,
Buri kadde ndowooza kuba naawe gwa’rimu esaanyu lyange kale wasukuluma kwaabo ahhh gw’abakira…
Nze nkuwa obulamu bwange kuba boona obakiira olina engeri gyonkwaata muli obakubya bikolwa …
Kuuno kunsi teliyo gwentegera ngarwe watuuka ku mutiima gwange wansensera kale boona obakiiraUuhhh, ,,, baby, ,,, mbigamb’ani
Nze nkuwa obulamu bwange kuba boona obakiira olina engeri gyonkwata muli obakubya bikolwaa, ,,, Mwami wangeeeee
(Visited 40 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

five × three =

<