Nyumirwa Nyo – DESIRE LUZINDA (2017)

Nyumirwa Nyo – DESIRE LUZINDA (2017)

Lyrics

Nyumirwa nyo okubeera ‘awo wooli

Nebwobeera wa omutima guba eyo gyoli

Ngyagala nyo okubeera ‘awo wooli

Nebwobeera wa omutima guba eyo gyoli

Banga Ddene ‘nga munoonya

Nga silina ansanyusa ng’ono omwana

Atte oba

Nga mba munyiikavu buli kiseera

Nga n’omutima tegweyala, Naye!

Okuva lwenakulaba, gwe ansula ku mwoyo

Okuva lwenkufuna, gwe sanyu lyange

Nyumirwa nyo okubeera ‘awo wooli

Nebwobeera wa omutima guba eyo gyoli

Ngyagala nyo okubeera ‘awo wooli

Nebwobeera wa omutima guba eyo gyoli

Atte oba! Atte oba!

Kati nkusaba, omutima gwo guteeke eno gyendi

Si nsonga yadde nga tondi kumpi

Neeyama okuwa emeeme yange, tukuume omukwano gwaffe

Olwo tusanyusse obulamu bwaffe kubanga

Okuva lwenakulaba, gwe ansula ku mwoyo

Okuva lwenkufuna, gwe sanyu lyange

Nyumirwa nyo okubeera ‘awo wooli

Nebwobeera wa omutima guba eyo gyoli

Ngyagala nyo okubeera ‘awo wooli

Nebwobeera wa omutima guba eyo gyoli

Atte oba! Atte oba!

Atte oba! Atte oba!

Atte oba! Atte oba!

Okuva lwenakulaba, gwe ansula ku mwoyo

Okuva lwenkufuna, gwe sanyu lyange

Nyumirwa nyo okubeera ‘awo wooli

Nebwobeera wa omutima guba eyo gyoli

Ngyagala nyo okubeera ‘awo wooli

Nebwobeera wa omutima guba eyo gyoli

Atte oba! Atte oba!

Atte oba! Atte oba!

(Visited 69 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

18 − sixteen =

<