Muntu Wange – Spice Diana FT Chozen Blood (2020)

Muntu Wange – Spice Diana FT Chozen Blood (2020)

Lyrics

gwe weyagale n’omuntu wo
neyagala na muntu wange (Spice Diana)
weyagale n’omuntu wo aloo (Eli Arkhis Music)

tweyagala nyo era tetuli na ku bigambo oo
ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo oo
twekuma nyo era tetuli na ku bigambo oo
ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo oh
kuba tumanyi jetuvudde
era tumanyi wetutuse
okunyiga tukuza bbali netukwatagana

nkusaba weyagale n’omuntu wo (nina baby wange)
mugabane ne kubintu byo (muwa n’ebintu byange)
nkusaba weyagale n’omuntu wo (nina baby wange)
mugabane ne kubintu byo (muwa n’ebintu byange)

gwe weyagale n’omuntu wo eyo
neyagala n’omuntu wange
weyagale n’omuntu wo aloo (oh beibe)
omulunji muwe okuttu
face ye jetiimbe nga tattoo
tomukyanga nga matatu
tomusuula ddaalu

ojjukira lwewanyiiga novuuma muno oh?
ojjukira luli lwewalangiira muno oh? (nomulabisa)
so ate wewalwala wajjanjabwa muno oh
jjukira amaziga ng’okabiira muno (nti osanga akiiyiwa)
kati osazeewo kusanyuka ng’osanyuuka na muno

nkusaba weyagale n’omuntu wo (nina baby wange)
mugabane ne kubintu byo (muwa n’ebintu byange)
nkusaba weyagale n’omuntu wo (nina baby wange)
mugabane ne kubintu byo (muwa n’ebintu byange) oh beibe

tweyagala nyo era tetuli na ku bigambo oo
ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo oo
twekuma nyo era tetuli na ku bigambo oo
ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo oh (ye eh)
weyagale n’omuntu wo eyo
neyagala na muntu wangeU
weyagale n’omuntu wo aloo

nkusaba weyagale n’omuntu wo (nina baby wange)
mugabane ne kubintu byo (muwa n’ebintu byange)
nkusaba weyagale n’omuntu wo (nina baby wange)
mugabane ne kubintu byo (muwa n’ebintu wange)

(Visited 41 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

five × five =

<