Lwaki Wekoza – DESIRE LUZINDA (2017)

Lwaki Wekoza – DESIRE LUZINDA (2017)

Ooo ooh yee yeehee Ashtwice writing the music (ma ne ya ne ye…….x4)Backgrounds

 

 

VERSE: (1) Bwebugambo bwe wangamba nga buyita mumatu paka ku mutima… aaah Onyoleza ocusa mikutu ontuuninga tuuninga omeza namalal.. aah Boy yo so pure amangota ngamila owunya nga akakoola ka vanilla… aah I treat you like Athena nga tuli eli kukalina ngo buboozi tunyumya bwa nanana..aah Buli lwotementa ontemela muli muntegetege Omukwano gwo nguwulira mu bugeregere That’s why nze nyambala na bulugabile Mukikapu mulimu bya nakagulire

 

 

CHORUS (1)

Lwaki wekozakoza eeh eeh yi eeh ‘’ma ne ya ne ye’’ Lwaki wemotyamotya eeh eeh yi eeh Ma ne ya ne yee eeh……x4 ‘’ooh uuh woo’’x3 ( Backgrounds)

VERSE (2)

Ndi katayira nkutayita tayita tayiza Omukwano gwe nkuwa ngu maxima mama mayiza Oli sentebe onamulira mubutebe tebe Toli bukebe buno obufuuka obulebe lebe Onsanise mulagala nentamu mbobeedde ‘’aah kawala namirembe’’ Nkwekute bali kunjuzaako buyuza nkwewadde ‘’aah kawala namirembe’’ Onumya lumya ngoo mulya nimire ‘’ omulebeesi’’ Owewenyuka nga munamawulire ‘’ omutembeeyi’’ Omementuka nga lumonde omudibire ‘’omutembeesi’’ Baby love come tolinda bidde eehya

CHORUS (2)

Lwaki wekozakoza eeh eeh yi eeh ‘’ma ne ya ne ye’’ Lwaki wemotyamotya eeh eeh yi eeh (Ma ne ya ne yee eeh)……x4 ‘’ooh uuh woo’’x3 ( Backgrounds)

VERSE (3)

I bounce like a tena…. aah boy onfunza..aah I bounce like a tena tena tena tena boy onfumba….aah Katikitiki katikitiki wabula katiki nze ninye ka piki piki aah Kamini mini kamini mini nsabule ka mini wade nga katini tini eeh ya

CHORUS (3)

Lwaki wekoza koza eeh yi eeh maneya ne ye Lwaki wemotya motya eeh yi eeh… maneya ne ye ‘’bamu bamu bamucikikya bamucikikya palaba mpa patampa’’

Backgrounds)x2

Lwaki wekoza koza eeh yi eeh maneya ne ye Lwaki wemotya motya eeh yi eeh (Ma ne ya ne ye eeh)…x4 …….. ’’ ma ne ya ne ye’’ Buli lwotementa ontemela muli muntegetege Omukwano gwo nguwulira mubugeregere ……….. ‘’ ma ne ya ne ye’’ That’s why nze nyambala nabulugabile Mukikapu mulimu bya nakagulire …….. ‘’ ma ne ya ne ye’’ Lwaki wekoza koza eeh yi eeh ma ne ya ne ye Lwaki wemwotya motya eeh yi ee ma ne ya ne ye Lwaki wekoza koza eeh yi eeh ma ne ya ne ye Lwaki wemotya motya eeh yi eeh

(Ma ne ya ne ye eeh)…x4 ‘’bamu bamu bamucikikya bamucikikya palaba mpa patampa’’

( Backgrounds)x8

’’ ma ne ya ne ye’’…………………’’ ma ne ya ne ye’’ ’’ ma ne ya ne ye’’…………………’’ ma ne ya ne ye’’

(Visited 90 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

19 − 7 =

<