Kikomando – Irene Ntale (2017)

About

Album: Sembera
Released: 2017
Artist: Irene Ntale

Lyrics

Uuh oo uuh ooOooo ooYe ye yeRespect to the one ghetto president, from Irene NtaleRespect to the one ghetto president, ne dance ku mapeesaBwenali ‘ omuto nalotanga bingiOkuvuga amamotoka nesente nyingiNgamanyi bilimpa amassanyu mangiNaaye nkizudde byonna byonna kwelimbaNenzijukira ebigambo bya maamaNti mwana wange obulamu kya beeyiNebwofuna okatono kaba ka muwendoBwobanga okalya nosobola okwebaakaEssanyu libawo oluusi netusanyuka enkya neligendaEnsi yo bwetyo gwe bwoba nga okaabaKaaba mpola bangi bazifuna naaye tebebaka
Bwofuna ekikumi kiryeEmeeme egumeNange gw’ olaaba azilina nange bwentyoEnaaku enumma, ensi eno enyigaNaaye negumya, nga’omukyalaOluusi osuzze enjala, oluusi kikomandoNolowooza katonda yakwerabilaBaka abagagga bangiEla bevuuga, enkoko balya naaye tegenda
Tewaali ayagala mubeera embiNaaye ebizibu bya ‘ ensi bwebityoToganya kusigala mu mbeera embiEla fuuba obeere omusanyuffuBuli wamu mubulaamu eliyo embeera embiNnemwabo bewegombesaNabazilina balaba ku mbeera embiLywakuba tebalaga
Nze oli bwandaaba, ayinza okugamba ntiEeh maama, abo abo bamalaMotoka avuga, ye’ ki kyatalinaNatamanya nti nange mba nebizibu byangeNange nyolwa, waamu nokunyigirizibwa mumutimaLwakuba nsilika
Bwofuna ekikumi kiryeEmeeme egumeNange gw’ olaaba azilina nange bwentyoEnaaku enumma, ensi eno enyigaNaaye negumya, nga’omukyalaOluusi osuzze enjala, oluusi kikomandoNolowooza katonda yakwerabilaBaka abagagga bangiEla bevuuga, enkoko balya naaye tegenda
Ooooohh oooh ooObulamu lugendo olujudde amakoonaByetusubila atte sibyetusangaEyo gyensula gyempita ewaakaNaaye oluusi ndowoza tewaddikaNaaye oluusi kimalamu amanyiNga gwoyagala akujjukiza byayittaKyonna ekyo kyoli manya kyekisinga labira kunze gwewesiimisaNzijukilaBwenawulila ebidongo nagendangaNze ne ‘mikwano gyange nga tubalaNaaye kati obuvunyiizibwa bwampambaEla lwenkimanya nti zikusooka
Bwofuna ekikumi kiryeEmeeme egumeNange gw’ olaaba azilina nange bwentyoEnaaku enumma, ensi eno enyigaNaaye negumya, nga’omukyalaOluusi osuzze enjala, oluusi kikomandoNolowooza katonda yakwerabilaBaka abagagga bangiEla bevuuga, enkoko balya naaye tegenda
Bwofuna ekikumi kiryeEmeeme egumeNange gw’ olaaba azilina nange bwentyoEnaaku enumma, ensi eno enyigaNaaye negumya, nga’omukyalaOluusi osuzze enjala, oluusi kikomandoNolowooza katonda yakwerabilaBaka abagagga bangiEla bevuuga, enkoko balya naaye tegenda
(Visited 51 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

4 × five =

<