Kabi Ki – Iryn Namubiru (2012)

About

Released: 2012
Artist: Iryn Namubiru

Lyrics

Intro
Kabi ki bwemwagala nti
Chorus
Kabi ki
Owange bwemwagala mungeli ew’emirembe
Tabu gani
Kabi ki
Muno bwomwagala mungeli ew’emirembe
Tabu gani
Verse 1
Sikyagala mbwemba musanze
Ngaline bane anyumilwa
Mubuuzeko emirembe
Kale wade nze mubitta
Naye alinayee e’mikwano
Asanayo space
Simulunda (simulunda)
Simutayiza (Aaah…)
Simbwemanyi akazanyo
Ela oli mbwa mbuza “lwaki mufantyo”
Mudamu nti “kati kabi ki mwekyo”
Chorus
Verse 2
Privacy yee njiwa ekitibwa
Simulingiliza, muwakabanga
Kale wadde olumu mbuza
Naye bwa silika
Sikaka answer
E’simu bwe yimba (simubuuza)
Simu soyasoya (Aaah…)
Nze sili lawyer
Ela olibwa mbuza “lwaki mufantyo”
Mudamu nti “kati kabi ki mwekyo”
Chorus
Verse 3
Bwaba’nyumidde bambi
Ntek’eli olukungu
Nemugamba onyumidde mwatu
Bwaba’nyumidde Taata
Ntek’eli olukungu
Nemugamba onyumidde mwatu
Bwamba’ndekedde taata
Ntek’eli olukungu
Nemugamba nti aya bassi
Kati kabi ki omwo
(Visited 86 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

fifteen − twelve =

<