Kabaseke – Bobi Wine (2004)

About

Released: 2004
Artist: Bobi Wine

Lyrics

I reality we talk pooThe more successful a man becomeAnd the more greedy a man become stillDangerously greedySo watch ya bout my youth
Yeah manDa da da da da di da da di da di daTwali bangi netutandika okukolaNokolera Kawempe, n’enkolera e’KamwokyaNolima muwogoNze nenima amatokeNga ffena kyetunonya kwekufunaMuwogo WO yakula amangu nofuna
Nodulira ffe abali tebanafunaNga bwomanyi amatooke galwawo okukulaEla nagumira nga kyewanvumaNaye mukama tasula bamwesigaEla nange lwakya nenfunaEkyo kyankyaya amazima nenvumwaNolaga ensi nze bwesikwagalizaNga tonasala mazima yalaabaKuba gwawadde nenimi ezaara
Kabaseke (nga nze bwenkola)Bajerege (nga nze bwenkola)Kabavume (nga nze bwenkola)Osanga balimanya amazimaKabaseke (nga nze bwenkola)Bajerege (nga nze bwenkola)Kabavume (nga nze bwenkola)Abantu baffe bwebabera bwebatyo
Eh bwewalya nga emiwogo nga nkwegombaNga nebikuta byowase byengombaNze nengenda nensoma ebyoburimiObukuta nesombaOlusuku nembikaKati balaaba ndi kuddigobbe nemisaBwebajukila okulaaba ensobi zangeNakoola nga balaaba abalala nga basekaKati balaaba ebirungi tebinsanilaNakozesa manyi gange na’bwongo bwangeNaye bo nebajiyita enjaye!
Kabaseke (nga nze bwenkola)Bajerege (nga nze bwenkola)Kabavume (nga nze bwenkola)Osanga balimanya amazimaKabaseke (nga nze bwenkola)Bajerege (nga nze bwenkola)Kabavume (nga nze bwensaba)Abantu baffe bwebabera bwebatyo
Nze musajja sikutandikangaGwe wakuma omuliro ogutalizikilangaWaliburungi watulangirangaNebwewalyanga tewansembezangaBenasembeza ate bewasigulangaNemwekobaana mulaabe nga nze ngwaBwetubeera feeka nokyonkoza ngaAte mu’bantu newelunjiyanga
Gwebwewabawo nze sayombangaNebwewakya nze sakyikangaWazivuga enfuufu noginkubangaAte bwenavaayo nonzarawanga
Kabaseke (nga nze bwenkola)Bajerege (nga nze bwenkola)Kabavume (nga nze bwenkola)Osanga balimanya amazimaKabaseke (nga nze bwenkola)Bajerege (nga nze bwenkola)Kabavume (nga nze bwensaba)Abantu baffe bwebabera bwebatyo
Paddyman onjurira (nkunsonga yange eno)Eddie yaawe kazeeyi sibagambe (kusonga yange eno)Nze jaaja Jackson naye amanyi (kusonga yange eno)Chairman wabanyama e’kamwokya yandaba nga (kusonga yange eno)DJ jingo omugenzi naye amanyi (kusonga yange eno)Sibuli ayongera enyo tiyemutufu (kusonga yange eno)
Elinya lyange balisiga enziro (kusonga yange eno)Nze mad fox eyagenda naye amanyi (kusonga yange eno)Naawe kenyini ela muri okimanyi (kusonga yange eno)Kiba kitone butoone tekikuwalanya muuno (kusonga yange eno)Nawakula ennume ela tewakula nuume emu (kusonga yange eno)Eyali akulembedde okudda emabega (kusonga yange eno)
(Visited 61 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

13 − twelve =

<