Hellen Lukoma Nja Kufumba (2022)

Emere yo ndi jifumbisa candle nejja, ate oba, Love nebwebajiwera kululwo ngenda kwebbilira.. Ebyange byebibyo nasalawo kabakasuke bundle nedda Bwekatalijilya muganyabo bilikoma yesu lwadda, talalala Nze nekitanda kyewaka nakyasa silibalabisa byama bya Maka kubyasa, era kalukye onyiize sili kukwasa ndi kunyweseza ku kettle ate ekimere mu kataasa, ********Chorus **** Nja kufumba, ku nku oba kumanda, Nja kufumba, muyombe oba mulwaana Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana…. X2 …… ************ Verse 2 Ndi ku Linda nebwegaba mayisa ku meere, Sikulimba nkyogera omutwe tekuli yadde mwenge… Najja kufumba abavuganya besibe ssatu zinywere…. Abatali ready kigumira mwe mutumye butwa muwere… Kamuyite obwelere mutawanira bwelere lere lere Mu love ndi ka meat sikakyere, gemazima amelere lere lere Byemusiba tebinywere, nze natuukayo neri eri eri eri… Musobola gwa kelere Kuba emitwe mwetika myelere… *****CHORUS**** Nja kufumba……. ******** Verse 3……. Im a lady of all seasons not a mere woman but a weapon enka! Team no fear atatya ba opponent nebwebaba bakutenda butanywa guteeka It’s on record if I don’t love you I love nobody Gwe mpa ebifi ebitatata ebiva kumabbali Nakusiluwala nebwebaleeta what method, Sili basunirako yadde nakatono bwekati, nja bakyomera nja kukumira nja kufumbira nja jikoomera nja jikwongeraaa, Trust me ki beibe bigenda kuwoomera….

(Visited 68 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

sixteen − six =

<