Ah Mi say Juju Olabika nga wansiba na Juju Omutima gukuba bwe du du du Medication jjira gyanguye Nfubye okulindalindako Njagala nkulabelabe ko Njagala nkukwatekwate ko Naye oli na bunayira N’emboozi yaku nayiza Nkutayiza butayiza Yitaba nti wangi Bw’oba Omumpulira Ah nkubira akawuli Bw’oba mpulira (ooh)
Gukuba nga bidongo Omutima, gukuba nga bidongo Wotoli, gukuba nga bidongo Guli mukikessa gu kessa Gukuba nga bidongo Omutima, gukuba nga bidongo Wotoli, gukuba nga bidongo Guli mukikessa gu kessa
Kululi lwe nasembayo okukulaba Na nyumirwa, nalinga asuzze ne malaika Ng’eno omutima gwongera kulalira Ah wabula sisobola kuwalira Aga walahi Mbula kwesiiba nga amatayi (eye) Oba kale kabuti Gyo yambala mu mpeewo, nga nyingi Yitaba nti wangi Bw’oba ompulira Ah nkubira akawuli Bwo ba ompulira (ooh)
Gukuba nga bidongo Omutima, gukuba nga bidongo Wotoli, gukuba nga bidongo Guli mukikessa gu kessa Gukuba nga bidongo Omutima, gukuba nga bidongo Wotoli, gukuba nga bidongo Guli mukikessa gu kessa (oh oh)
Alalala lalalala Omwana ankubisa kamunguluze Alalala lalalala whine and go down down low Omwana antambuza jejerebu Jejerebu, jejerebu Omwana antambuza kanzunzu Jejerebu, jejerebu Omwana (oh oh) Alalala lalalala Omwana ankubisa kamunguluze Alalala lalalala whine and go down down low Omwana antambuza jejerebu Jejerebu, jejerebu Omwana antambuza kanzunzu (ooh)
Gukuba nga bidongo (Jejerebu, jejerebu) Omutima, gukuba nga bidongo (Omwana) Wotoli, gukuba nga bidongo Guli mukikessa gu kessa Gukuba nga bidongo Omutima, gukuba nga bidongo Wotoli, gukuba nga bidongo Guli mukikessa gu kessa