Follow, follow How far with your follow follow? Follow, follow Oh my God Bomba made my beat Yo aah
Nkunyumiza ki mwana gwe Fille? Ne bw’ondaba okubuuka ng’akayana Nina omwana eyandyawo omutima Ampisa bulungi bambi Nfuniraayo bakanyama abamukuuma Ssikulwa nga baana bawala bamubba Bwe nkirowooza kinkutula amagumba Ng’abaasalira nebatayunja
Babaritah kiki oba weesunga? Ebintu by’otannalyako Yonna essaawa omusajja yecanga Agenda ne best friend Ebya kati a lot of people pretend N’omukwabuzi akusuubiza bya ppaka end
Oh oh Kale olaba bwe wekyawa Nga ye ali eri bategeka ka kaawa Omusabirira n’omufuna Ate n’odda ku kusabira butakukyawa Mukwano tugwagala nnyo Naye abamu bakayita kazannyo Akuleka mu birowoozo bya jjo Ebyanyumya okwenkana show
Kati mbu ompa magezi ki? Nze sikuwa magezi tunyumyamu bunyumya Kale nze nsale magezi ki? Ate ssikugambe nti tomanyi bwe biruma
Ninga eyalockinga oh oh Sirina gacheatinga Bwe yaÅ‹amba nze asinga Alinga eyansealinga Abaami bakikuba home and away Home and away Oluusi gw’oba ogamba nti ono Y’agamba oli