Emikisa Gy’abakazi – Betina Namukasa (2015) Herman Nnyanzi 2226 Videos 0% 87 Views 0 Likes January 20, 2023 OTHERS By Herman Nnyanzi 0 Comments Screenshots About Label: Da NU Eagles Genres: R&B/Soul, Nigerian R&B, Afropop Lyrics Ka rona kali kawala kasiwufu nga kalina omulenzi wako Tom nga bambi kamwagalanyo naye ng’akagyoga nnyo ng’alaba ng’akayamba olwendabika era bambi lwakya lumu kanyabo kange nakagoba ng’afunye owakilasi akasinga naye akugoba yakuwa ekubo laba ka ronah gyekagenda kafunayo omusajja asinga oli ng’akalabanga malayika bakola babibiri nebezimba ebyamukama tebigwayo kati Tom kamuyitako nga kamukuba nffufu . ChorusPart IITobela n’omukazi ng’olowoza nti wamuyamba buyambi tobela n’omukazi ngosuubira nti wamujuna bujunyi ebyo byomujelega ngolowoza nti yakoma welimbye bulimbi emikisa gy’abakazi gyo mingi ekyo olina okukimanya’,part ii.. muno Tom mwazungila yasanga ka ronah n’omwagalwa wako yabulb okwetuga n’abakira wo akasimu n’akuba Ronah nze nkwewunya nali manyi nnyabo wafuna nyo oyo faala we kyazanga mufere wakibuga munange singa nange ompa time sweetheart netwogera natamanya nti oli gwa switiza yali yakowa yakowa nyo namudamu esimu yange jileke tomalirako muliro abatalina byakola mwesimye mwagabana obudde mwamalaGwenjagala ali easy nyo tomuletako kamanyiro nkulabanga missed call ebyange nawe sorry bambi byagwawo.ChorusPart IIIAbasajja kyembagamba mulina okumanya bino ekitonde ekikazi kyasuka katonda yatuwa favour yatukola mukatiiba kanjawulo gwolaba ng’eya feddinga omulala amulaba nga mata buta emikisa gya bakazi gyo mingi kyo mulina okukiyiga eyanobeera musapatu omusanga yesaze kakondo emikisa gy’abakazi gyo mingi eky’olina okukimanya kanyabo kewasibila nga munju okasanga ku beach ketaya e’mikisa gy’abakazi gyo mingi nyabo nyabo eky’olina okukimanya laba eyasibilira nga mukene nyabo kati ennyama agilisa mbwa emikisa gy’abakazi gyo mingi eky’olina okukimanya. (Visited 87 times, 1 visits today) Show more PREV Aye – Davido (2014) Kakiiza Faustine January 16, 2023 NEXT TONONYA – Radio & Weasel Ft Desire Luzinda (2021) Turyasingura Kennedy January 24, 2023 Related articles 0 Jose Chameleone receives a German Shepherd puppy as a gift from Spice Diana. Solomon Magembe March 22, 2023 0 Bimbula – Lyto Boss (2020) Herman Nnyanzi February 14, 2023 0 TONONYA – Radio & Weasel Ft Desire Luzinda (2021) Turyasingura Kennedy January 24, 2023 0 Aye – Davido (2014) Kakiiza Faustine January 16, 2023 0 Tya Allah – Haruna Mubiru (2009) Herman Nnyanzi January 16, 2023 0 Iyanya & Davido (feat. Kizz Daniel) – Like (2022) Kakiiza Faustine January 11, 2023 0 Harmonize Ft. Alice Kella – Best Friend (2023) Kakiiza Faustine January 11, 2023 0 Vyper Ranking – KULULWO (2020) Kakiiza Faustine January 9, 2023 0 Baliwa – Dr. Jose Chameleone (2020) Herman Nnyanzi December 13, 2022 Playlists Have This Video Betina Namukasa Video Playlist Herman Nnyanzi January 19, 2023 LEAVE YOUR COMMENT Cancel replyYour email address will not be published. Required fields are marked * Save my name, email, and website in this browser for the next time I comment. Please enter an answer in digits:sixteen − fifteen = Δ
0 Jose Chameleone receives a German Shepherd puppy as a gift from Spice Diana. Solomon Magembe March 22, 2023