Ekyama – Rema Namakula (2020)

Lyrics

EkyamaTwasizza ekyama
Nakufuna ng’alonze akavangataBintu bya mutima nze saamanya, eh!Nagezaako dda byalemaNga njagala mmanye(Tebyagala), kubyanikaOmukwano kawoowoMaama k’okole otya!Ne bw’osiba evvumbeBivaayo ne byeyasaNze nafumba luvuutu (saamanya)Ebijja mu maaso (saamanya)Nti aliba ani okulujjula?Laba wuuno eno
Ebyali eby’ekyamaEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaBiri bye twakeekaEkyama, twasizza ekyamaBy’ebifuuse ensongaEkyama, twasizza ekyamaEbyali eby’ekyama aahEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyama
Omukwano mujoozi k’okole otya togwewalaGwankwasa lumu ng’enjoka bwe zeeyisaNz’eyali yeemanyi mu laavu ssigonzebwa, haMpolampola omutima nga gubbibwaBwe nakuuma ebyamaNe bifuuka ebyamaLaavu ojoogaLaba bw’onkuba engwala (ayi)Baŋamba kawoowoMukwano k’okole otya!Nga nsibye evvumbeGuvuddeyo ne byeyasa
Ebyali eby’ekyamaEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaBiri bye twakeekaEkyama, twasizza ekyamaBy’ebifuuse ensongaEkyama, twasizza ekyamaEbyali eby’ekyama aahEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyama
Omukwano gwaffeY’empagi yaffeKwe twesibye, kwe twekuumiddeOlwazi olumpaniridde ehSsi masaali nti neeyisaEkyejo y’akinkolaKe kaseera nze neeyise, ehMukuuma nga vviivi (meeme)Ampunyira nga dollar (dollar)Nakigambye ne maamaNze n’ankuba akaamaYaŋambye kawoowoLaavu k’okole otya!Ne bw’osiba evvumbeBivaayo ne byeyasa
Ebyali eby’ekyamaEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaBiri bye twakeekaEkyama, twasizza ekyamaBy’ebifuuse ensongaEkyama, twasizza ekyamaEbyali eby’ekyama aahEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyama
(Visited 43 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

1 × 2 =

<