Specioza – Bobi Wine (2017)
Lyrics Dan Magic agambye atya? Guno gw’akubye sigwembadde noonya Naye k’ogukubye nze kanguzannyiremu Sigusuubira kucaaka nnyo Kubanga guno gwe nkubye Sigwa mirembe gya kati Mbatutteko mu giri gi P.O. Box Nga twalina ebiwala mwattu ebitiba bitya Nga k’obigendako obubi obeera waakutya Mbanyumiza omuwala gwe nayagala Yabeeranga Kamwokya ku Community Bamuyita Specioza Nantaba Naye nayagala Spe […]