Music3185 Videos

Gwenafuna – Dr. Jose Chameleone (2005)

Lyrics Bwe nagendanga okukazana ng’oyomba N’omutali n’ozifuula ensonga Notamanya nti ensobi zaagerwa Katonda Ne bwe nakusobyanga nafuba okwetonda Omwana wabandi ne nfuba okugonda Gye nakoma okugonda nga gy’okoma okujooga N’odda ne mu banno ebbali n’okeneka Ne weerabira ssi nze mubi ennyo asinga Naye Gwe nafuna kati tayomba Gwe nafuna kati anjagala Gwe nafuna kati tayomba […]

Ready Fi Di Ride – Shaggy (2005)

Ready Fi Di Ride is a Reggae Hip hop song by Shaggy, Producer Tony Kelly, Written by M.Gregory, O.Burrell, R.Ducent & A.Kelly, Label  Geffen Records – GEFR-26192-1, Big Yard Music Group Ltd. – GEFR-26192-1, Released 2005.  

Akaseera – Pastor Wilson Bugembe (2011)

About Album: Samson Released: 2011 Artist: Wilson Bugembe Genre: Hymns & Choral Lyrics Nafunyeeyo akaseera akajjukira gye nava Ne nzijukira ebiro ebyo mwe nabeerera omunaku Ebiro mwe nanoonyez ekikumi Ebiro ebyo, bye saalina ayamba Ne nzijukira omwami eyajja gyendi N’aŋamba nsazeewo nfuuke omuzadde Leero k’obeere omwana wange Hmmm, nakaaba amaziga Mazima n’akwata mu nsawo ye N’aggyayo akatambaala akaali akeeru […]

Sinza – Pastor Wilson Bugembe (2020)

About Album: Omwoyo We Released: 2020 Artist: Wilson Bugembe Genre: Gospel
<