Bamuyita Yesu – Pastor Wilson Bugembe (2009)
Lyrics Bamuyita Yesu Bamuyita Yesu Eeeh nali muto kati nkuze Ne bye ndabye bingi Ssiryelabira luli olunaku Lwe twaziika mummy ne daddy Emiranga ngijjukira Abantu basaasira ffe Buliba butya obwana bwa Betty? Obwana bwe abulese buto Nasooba mpola ne ŋenda mu bitooke Ewa jajja ne nkwegayirira Mukama yadde mummy agenze Ne nkusaba onfuukire mummy Ewataali […]