Byabangi – Chosen Becky (2018)

About

Released: 2019
Album: Bankuza
Artist: Chosen Becky

Lyrics

CrouchMukwano! Ebiseera byomala eyo bingi nyo, nga sikulabaManya nti oluusi! Waliwo ne lwenkuloowoleza ebibi, byotanakolaKati nkugambe ki kyotanalabaNze ataagende Ku police ne mpaabaNgezaako, okukwesonyiwaAkasiimu ne nkalinda ne nkoowaWano lumu obuude bwewumba, ne ntunula ku saawa ne mpungaNg’eno ne baanobo bayomba, tukulinda tulye nga tenawolaNaye, bwoberayo yoona gyoli mukwano
Kimanye, nti ebyo ebizimbe byona gyewetalira byabandiNg’ate, ne banyinibyo bangiNga n’olusi, bababanjaByabangiEbyo ebizimbe by’abaloodi, buli ayagala yapangisaEbyo byabangiOkwo kwekuba ne ziloogi, buli ayagala neyebakaByabangiNga neyiyo ojjirekawo wano, eri na mugate topangisaEbyo byabangiEbyo ebizimbe byomukibuga, buli ava eri ne ngatozeByabangiMunange okomangawo ewaka, wano yegwe boss tokyungibwaEbyo byabangi
Dala naye, kunyumirwa ki okwo! Dala okwomujuzo gwabangiNga n’ebisinga byolina wano eyo tebiriyo, ndowoza muffa zilangiMazima okyakalirayo otya eyo, gyotagambe nti kankyuseko ku saatiNga wano nebwolisaba e taayiOba ka juice ne ka kyaayiNabakuzukukira mutuumbiWoyagalira nebakujuriraNojiira, n’osaba otuuziEra batyo nebakufukiriraKale no nolwekyo bwobera gyoli mukwano
Kimaanye, nti ebyo ebizimbe byona mwewetalira byabandiNg’ate, ne banyinibyo bangiNga n’olusi, bababanjaByabangiEbyo ebizimbe by’abaloodi, buli ayagala yapangisaEbyo byabangiOkwo kwekuba ne ziloogi, buli ayagala neyebakaByabangiNga neyiyo ojjirekawo wano, eri na mugate topangisaEbyo byabangiEbyo ebizimbe byomukibuga, buli ava eri ne ngatozeByabangiMunange okomangawo ewaka, wano yegwe boss tokyungibwaEbyo byabangi
Tekyalibade kibi naye ate munange, oli munsi yoNaye ekintu ekibi kulemerayo ng’ate gyoli, tolina wuuwoGwe bino byobaayo nob’eyoKimanye naffe tubaayo enoEmboozzi zemunyumya eyoNaffe zitunyumirayo enoGwe bino byobaayo nob’eyoKimanye naffe tubayo enoEmboozi zemunyumya eyoNaffe zitunyumirayo eno
Gwe bino byobaayo nob’eyoKimanye naffe tubayo enoEmboozi zemunyumya eyoNaffe zitunyumirayo eno(A nick product)
(Visited 68 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

four + seven =

<