Mukwano yegwe gwendowoza day by day Nsibye mu Kasaati ko nga nkambadde Jangu, jangu ewange Ani akulimba nti mwegomba Oyo anakuvirako okunesamba Baleke, baveko abbo Nkwagala nga mwana nze gwenfako Jangu nkulere male nkuliseko Jangu, jangu ewange, eh Basekerera bangi bakwepimamu, naye
Bwebakubuza, balete ewange Webakunyiza, balope ewange Nabyona byofunye gyogenze biretere nze Ewange eh, kuba oli wange
Nkulinda nga mwana ali kusomero Bwalinda esawa yekijanjalo Onyumiza obuboozi obuwunya akawowo Onsembezanga kumpi nakazindalo Jangu nkulere male nkuliseko Jangu, jangu nawe Otunula bulungi gwe nekumakya Simanyi oba abawala baba batya Eyo, bwobera eyo, eh Nze manyi nti bangi bakwepimamu, naye
Bwebakubuza, balete ewange Webakunyiza, balope ewange Nabyona byofunye gyogenze biretere nze Ewange eh, kuba oli wange Yaled Double Kick
Mukwano gwange ntwala ng’ekyokusimba Ng’omulimi ne nsigo ntaliza era onkorerenga Onandizenga, ate onfukirirenga Kimuli kyange kireme okuwotokanga Ebyange byona nsimye njabikuwanga (yeah) Ngenda kumera ate n’ebibala oja kulya, baby