Baloope – Chosen Becky (2020)

About

Album: Bankuza
Released: 2020
Artist: Chosen Becky

Lyrics

Eh-eh yeYeah yeahChosen Becky
Mukwano yegwe gwendowoza day by dayNsibye mu Kasaati ko nga nkambaddeJangu, jangu ewangeAni akulimba nti mwegombaOyo anakuvirako okunesambaBaleke, baveko abboNkwagala nga mwana nze gwenfakoJangu nkulere male nkulisekoJangu, jangu ewange, ehBasekerera bangi bakwepimamu, naye
Bwebakubuza, balete ewangeWebakunyiza, balope ewangeNabyona byofunye gyogenze biretere nzeEwange eh, kuba oli wange
Nkulinda nga mwana ali kusomeroBwalinda esawa yekijanjaloOnyumiza obuboozi obuwunya akawowoOnsembezanga kumpi nakazindaloJangu nkulere male nkulisekoJangu, jangu naweOtunula bulungi gwe nekumakyaSimanyi oba abawala baba batyaEyo, bwobera eyo, ehNze manyi nti bangi bakwepimamu, naye
Bwebakubuza, balete ewangeWebakunyiza, balope ewangeNabyona byofunye gyogenze biretere nzeEwange eh, kuba oli wangeYaled Double Kick
Mukwano gwange ntwala ng’ekyokusimbaNg’omulimi ne nsigo ntaliza era onkorerengaOnandizenga, ate onfukirirengaKimuli kyange kireme okuwotokangaEbyange byona nsimye njabikuwanga (yeah)Ngenda kumera ate n’ebibala oja kulya, baby
Bwebakubuza, balete ewangeWebakunyiza, balope ewangeNabyona byofunye gyogenze biretere nzeEwange eh, kuba oli wange
Bwebakubuza, balete ewangeWebakunyiza, balope ewangeNabyona byofunye gyogenze biretere nzeEwange eh, kuba oli wange
(Visited 62 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

18 − nine =

<