Anviriddeyo – Grace Nakimera (2019)

About

Album: Anviriddeyo
Released: 2019
Artist: Grace Nakimera
Genres: Gospel, Christian

Lyrics

Tukutendereza YesuOli mwana gw’endigaN’abagamba baggyewo ejjinjaLazaalo n’ayimukaN’abagamba nti atalina kibiAsooke amukube ejjinja aahBafirisuuti beesiga GoliathNe bekyanga, ne beejubisaKa Dawudi ne kakyanga envuumuuloNe kamukuba n’enkoona n’enywa
Arise and shineFor the glory of the Lord is upon youNjaka (njaka)Njaka ng’enjuba (njaka)Katonda wange anviiriddeyoNjaka (njaka)Njaka ng’enjuba (njaka)Katonda wange anviiriddeyoEh maama maEh maama maEh maama maEh maama ma
Nze baŋamba ananyamba anaava wa?Ne nnyimusa amaaso ewala mu bireNaye Mukama, ddala toyiwaAbakwesiga kye basaba obawaLuli sitaani yanjooga afuuwa n’oluwaNaye Mukama toyiwa abakwesiga
Abaali baseka nti ŋenzeAnviiriddeyoAbaali balowooza mpeddeAnviiriddeyoMbu ndi muttekeNdi mu yalaNdi mu grassYesu wange talindekereraNo no noMbu agenzeAnviiriddeyoOyo aweddeAnviiriddeyoMbu ali mu yalaMbu ali mu ttekeMbu ali mu grassYesu wange tayinzaEh, no!
Tukutendereza YesuAnviiriddeyoOli mwana gw’endigaAnviiriddeyoMusa…Musa…Musa…Musaayi twebazaAnviiriddeyoYesu wange talindekereraTumutendereza YesuAnviiriddeyoOli mwana gw’endigaAnviiriddeyoMusa…Musa…Musa…Musaayi twebazaAnviiriddeyoMusa…Musa…Musa…Musaayi twebazaAnviiriddeyo
Tukutendereza Yesu
(Visited 68 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

fourteen − 1 =

<